TOP

Abaana bano baani?

By Musasi wa Bukedde

Added 5th March 2019

Poliisi e Mukono etubidde n’abaana bakiggala babiri

Fibiasookakuddyonemunnepoliisiyemukonobetubiddenabo 703x422

Fibi (ku ddyo) ne munne bakyalemedde ku poliisi e Mukono. Bombi bakiggala ate ali mu kiteeteeyi ekimyufu tasobola na kuwandiika.

BYA ERIC YIGA

POLIISI  e Mukono eriko abaana bakiggala babiri b'etubidde nabo kati
omwezi mulamba.

Abaana bombi bawala nga bateeberezebwa okuba wakati w'emyaka 10-12.

Amyuka avunaanyizibwa ku nsonga z’abaana n’amaka ku poliisi eno Stellah Esaet agamba nti omu asobola okuwandiika erinnya lye elya Fibi
ng’ono yabulira ku kkanisa e Seeta. 

Omwana owookubiri tasobola kuwandiika nga yalondebwa Namanve okumpi ne kkampuni ya Coca Cola.


More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Top2 220x290

Omusumba Tumusiime tayagala maka...

Omusumba Tumusiime tayagala maka galimu bizibu

Deb2 220x290

Obubonero obulaga ng’amafuta oba...

Obubonero obulaga ng’amafuta oba woyiro by’otadde mu mmotoka bikyamu

Kp2 220x290

Mubiri omunene akugobako endwadde...

Mubiri omunene akugobako endwadde

Kim2 220x290

abasawo bongedde okutangaaza ku...

abasawo bongedde okutangaaza ku kuzaala omwana asoosa ebigere

Kip3 220x290

ENSIRI : BW’OTOZITTA ZO ZE ZIKUTTA...

ENSIRI : BW’OTOZITTA ZO ZE ZIKUTTA