TOP

Akwatiddwa lubona ng'abba oluggi

By Musasi wa Bukedde

Added 5th March 2019

MOUSITAFA Lukwago 27 omutuuze w'e Kansanga, abatuuze mu Zooni ya Kiwafu ‘B’ e Kansanga mu Munisipaali y’e Makindye bamusanze lubona ng’awangudde oluggi mu nnyumba ya mutuuze munnaabwe emisana ttuku.

Luggi1 703x422

Mousitafa Lukwago 27 ng'akunyizibwa ssentebe w'ekyalo Gonzaga Yiga mu lukiiko lw'ekyalo.

Bya James Magala

MOUSITAFA Lukwago 27 omutuuze w'e Kansanga, abatuuze mu Zooni ya Kiwafu ‘B’ e Kansanga mu Munisipaali y’e Makindye bamusanze lubona ng’awangudde oluggi mu nnyumba ya mutuuze munnaabwe emisana ttuku.

Abatuuze nga bakulembeddwaamu ssentebe wa LCI, Gonzaga Yiga Lukwago baamututte  talinnya ne bamusimba mu lukiiko lw’ekyalo wakati mu kumukuba olube.

Ssentebe yavumiridde abavubuka abatayagala kukola ate nga baagala ebirungi n’anenya ne bannabyabufuzi abazibira abamenyi b'amateeka olw'okwagala okuganja eri abalonzi n'ategeeza nti, kino kye kivuddeko obubbi okweyongera mu kitundu olw'ensonga nti buli mubbi akwatibwa  bannabyabufuzi nga bamutiitiibwa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Seb1 220x290

Beefudde abasawo ne bamufera obukadde...

Beefudde abasawo ne bamufera obukadde 15

Gab1 220x290

Omutaka Gabunga awummuzza basajja...

Omutaka Gabunga awummuzza basajja be

Pip1 220x290

Aba People Power bongedde okwenyweza...

Aba People Power bongedde okwenyweza

Lat1 220x290

Enkungaana za Bobi Wine zirinnyiddwamu...

Enkungaana za Bobi Wine zirinnyiddwamu eggere

Ch16 220x290

Ebyaviiriddeko Rema akuding'ana...

Ebyaviiriddeko Rema akuding'ana ne Evans