TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omukozi wa kampuni efuuyira akwatiddwa ne TV enzibe

Omukozi wa kampuni efuuyira akwatiddwa ne TV enzibe

By Musasi wa Bukedde

Added 5th March 2019

Omukozi wa kampuni efuuyira akwatiddwa ne TV enzibe

Fit2 703x422

Bys Stuat Yiga

OMUSAJJA agambibwa okuba omukozi wa Kampuni ya Perfect Fumigationa akwatiddwa ne TV egambibwa okubeera enzibe.

Omusajja ono amanyiddwa nga Shammy Buwembo y'asangiddwa ne TV egambibwa okubeera enzibe nga kigambibwa nti abadde akozesa akakodyo k'okufiira n'aketta ebintu ebiri mu nnyumba bw'ofuna omwagaanya n'akuliita nabyo.

Kigambibwa nti abadde abadde atigomya nnyo abantu mu bintundu by' Najjeera, Bulindo, Kiwatule, Nalya, Ntinda, Bweyogere, ne Namugongo.

Mukiseera kino aKuumirwa ku Poliisi ye Najjeera, nga n'okunoonyereza bwe kugenda mu maaso

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sud1 220x290

Abaliko obulemu babagabudde ebya...

Abaliko obulemu babagabudde ebya ssava bya Ssekukkulu

Sub1 220x290

Allan Okello awangudde eky'obuzannyi...

Allan Okello awangudde eky'obuzannyi bw'omwaka n'aweebwa Subaru empya ttuku

Tysonfury 220x290

Tyson Fury si waakuzannya Anthony...

Fury agenda kudding'ana ne Deontay Wilder mu February w'omwaka ogujja.

Parma 220x290

ManU etunuulidde musaayimuto wa...

ManU ekyayigga bazannyi banaagizza ku maapu sizoni ejja. Mu kiseera kino eri mu kyamukaaga ku bubonero 24.

2018wolvesceleb32 220x290

Arsenal esabye Wolves olukusa eyogere...

Nuno Espirito yatendekako Valencia eya Spain, FC Porto ne Rio Ave ez'e Portugal nga tanneegatta ku Wolves.