TOP
  • Home
  • Agawano
  • Museveni asomesezza ab'e Bunyoro okweggya mu bwavu

Museveni asomesezza ab'e Bunyoro okweggya mu bwavu

By Musasi wa Bukedde

Added 5th March 2019

PULEZIDENTI Museveni asomesezza abavubuka b’omu Bunyoro ku bukodyo bwe balina okukozesa okusobola okugaggawala n’okwegobako obwavu.

Love 703x422

Mary Karooro Okurut ng’abuuza aba UNSA.

Ku nneeyisa ababuuliridde nti buvunaanyizibwa bwa buli omu okweyisa obulungi kubanga empisa ye nnamuziga okutambulira enkulaakulana.

Bino byabadde mu kiwandiiko ekyasomeddwa minisita wa guno na guli mu ofiisi ya Katikkiro w’eggwanga Mary Karooro Okurut eri abavubuka mu Bunyoro abaabadde ku Kitara Secondary School ku kukuza olunaku lwa Uganda National Students Association (UNSA).

Museveni nga ye muyima w’ekibiina kino yawadde abavubuka amagezi okwesamba abagezaako okubasekerera n’okunafuya pulojeti zaabwe ze bakola.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nyiga1 220x290

Ensi egudde eddalu: Abeebyokwerinda...

TWABADDE tukyewuunya abakulira ekitongole kya ISO okulemesa ababaka ba Palamenti okulambula amakomera ag’ekimpatiira,...

Kiwa 220x290

‘Omwana ayagala okutwala ebyange...

JORDAN Ssebuliba Kiwanuka 40, atabuse lwa byabugagga bya kitaawe Mohan Kiwanuka Musisi 69, n’atuuka n’okukimuteekako...

Kolayo1 220x290

Supreme Mufti avumiridde 'safe...

SUPREME Mufti, Sheikh Kasule Ndirangwa avumiridde ebifo ebitali mu mateeka omusibirwa abantu by’ayogeddeko ng’ebiwa...

Walk 220x290

Batankanye enfa ya Bannayuganda...

POLIISI ebakanye n’okunoonyereza ku gimu ku mirambo gya Bannayuganda egyakomezeddwaawo okuva mu Buwarabu gye bafi...

Title 220x290

Kayihura bamutaddeko nnatti obutalinnya...

GAVUMENTI ya Amerika eweze eyali omuduumizi wa poliisi, Gen. Edward Kale Kayihura okulinnya ekigere mu ggwanga...