TOP
  • Home
  • Agawano
  • Shiekh Umar talabiseeko mu kkooti ku gw'okufera obukadde 16

Shiekh Umar talabiseeko mu kkooti ku gw'okufera obukadde 16

By Musasi wa Bukedde

Added 5th March 2019

OMULAMUZI wa kkooti y’e Nabweru, Esther Rebecca Nassamba ategeezezza nga bw’agenda okuweereza Sheikh Umar Kamoga (mu katono)ekibaluwa kibakuntumye singa agaana okulabikako mu kkooti omulundi ogwokubiri.

Ba703422 703x422

Sheikh Umar yalagibwa okudda mu kkooti nga March 5, 2019 ku misango egy’okufera obukadde 16 n’okulemwa okuwa abaana be yazaala obuyambi wabula teyalabiseeko ng’agamba alina emirimu emitongole.

Omulamuzi emisango agyongeddeyo okutuuka nga April 5, 2019.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Bre 220x290

Aba Miss Uganda batongozza okugaba...

Aba Miss Uganda batongozza okugaba paadi mu masomero ng'erimu ku makubo okumalawo ekizibu ky'abayizi abawala abayosa...

Lukyamuziwebuse 220x290

Mukozese ekisiibo okwezza obuggya...

Abayizi bakubiriziddwa okukozesa ekisiibo kino okwenenya olwo bafune obulamu obulungi.

Gattako 220x290

Hosni Mubarak owa Misiri yafudde...

EYALI Pulezidenti wa Misiri, munnamagye Hosni Mubarak, bannansi gwe baanaabira mu maaso ne bamumaamula ku ntebe...

St14 220x290

Obululu bwa Stambic Uganda Cup...

Obululu bwa Stambic Uganda Cup bukwatiddwa

Got12 220x290

Emmotoka z'empaka zizzeeyo e Jinja...

Emmotoka z'empaka zizzeeyo e Jinja