TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Goonya eridde omuvubi ku mwalo e Lukonda - Buikwe

Goonya eridde omuvubi ku mwalo e Lukonda - Buikwe

By Musasi wa Bukedde

Added 5th March 2019

GOONYA eridde omutuuze ku kyalo bw’abadde agenze okuvuba era abatuuze ne bawera nga bwe bagenda okugiwa obutwa efe singa be kikwatako tebavaayo kuzizza mu kkuumiro lyazo.

Crocodile703422 703x422

Bino abatuuze baabyogeredde ku myalo e Lukonda mu disitulikiti y’e Buikwe goonya bwekutte Erifaazi Mwanda n’emutta n’emulya.

Kansala Daudi Nambaale yagambye nti, Mwanda yabadde ava kuvuba kuba basulayo ne badda nga bukya wabula yabadde akyali mu mazzi goonya kwe kumulya.

Abatuuze baagezezzaako okunoonya ebisigala ne bibabula Goonya eriko abantu abawerako beeridde naye tewali kikolebwa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Funsa 220x290

Eyali Bishop. w'e Moroto afudde...

EYALIKO Omusumba w’e Moroto Bp. Henry Apaloryamam Ssentongo 83, afudde.

Fdc21a700517 220x290

Kkooti egobye omusango gwa Besigye...

KKOOTI etaputa Ssemateeka ewadde Dr. Kiiza Besigye amagezi okugenda mu kkooti ezize oba eri omulamuzi eyamulayiza...

Gavana w’e Nairobi ayiwaayiwa ssente...

GAVANA w’ekibuga Nairobi e Kenya, Mike Sonko 44, ayiwaayiwa ssente n’okukozesa ebintu ebiriko zaabu gamumyukidde...

Jangu 220x290

Maama alaajanira omwana we gwe...

ABATUUZE abaakedde ku muyiggo gw’okunoonya omwana wa mutuuze munnaabwe abadde yabula wiiki bbiri, baakubiddwa encukwe...

Kolayo 220x290

Ebizuuse ku babbi be battidde e...

OMU ku babbi abana abattiddwa e Mutundwe abadde muvuzi wa sipensulo era bangi baasoose kumugaanira olw’enneeyisa...