TOP

Msgr. Kalumba alaze ebituusa ku buwanguzi

By Musasi wa Bukedde

Added 7th March 2019

Msgr. Kalumba alaze ebituusa ku buwanguzi

Tip2 703x422

Msgr. Kalumba mu kusiiga vvu ku Christ the King.

BWANAMUKULU wa Christ the King, Msgr. Gerald Kalumba asabye Abakristu okukozesa ekisiibo kino okukyuka n’okwezza obuggya basobole okutuuka ku buwanguzi bw’okuzuukira.

Bino yabyogeredde mu Mmisa ey’okusiiga evvu ku kigo kya Yezu Kabaka mu Kampala eggulo. “Temukola bintu mu kisiibo nga mweraga abalala babalabe. Okusoma essaala, okusiiba, okugaba n’okweyisa obulungi bye bitusobozesa okuzuukira.

Kale mukozese ekisiibo kino mukolerere okuzuukira,” Msgr. Kalumba bwe yagambye.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kab2 220x290

Nnamwandu w'abaana ababiri ali...

Nnamwandu w'abaana ababiri ali mu kattu e Lwengo

Lab2 220x290

Abadde mu ADF aloj ja obukambwe...

Abadde mu ADF aloj ja obukambwe obuliyo

Hot2 220x290

Aba LDU balaze okusoomoozebwa kwe...

Aba LDU balaze okusoomoozebwa kwe bafuna

Buk2 220x290

Ab’e Lugazi bajaganya lwa buwumbi...

Ab’e Lugazi bajaganya lwa buwumbi 40 ez’okwekulaakulanya

Jip2 220x290

Embeera y’enguudo e Mukono yeeraliikiriza...

Embeera y’enguudo e Mukono yeeraliikiriza