TOP

Mira kaamulali okugoba endwadde z'amaaso

By Musasi wa Bukedde

Added 7th March 2019

Mira kaamulali okugoba endwadde z'amaaso

Hat2 703x422

Ekikolo kya kaamulali.

Amaaso y’ettaala y’omubiri, era bwe gafuna obulamu buba butuuse mu katyabaga. Noolwekyo olina okufuba okulabirira amaaso galeme kulumbibwa ndwadde kubanga gayinza okuzibira ddala.

Mu kulabirira amaaso go olina okugenderera by'olya, byogatunuzaako kubanga ekitangaala ekingi oba ekitono kyabulabe. Ate olina okwegendereza ebigendako oba ebiyinza okugafumita.

Diriyani Gonera, e Kamuli mu Busoga agamba nti ebintu ebimu byoyinza okulya ne biyamba amaaso okubeera amalamu obulungi ye kaamulali. Bw’omira kaamulali omwengevu oba okumuliira ku mmere oba oyongedde ku bulamu bw’amaaso go.

Mirako empeke nga ziizo mu ngeri ey’okwegema endwadde wa maaso. Amaaso togalinda kutandika kukulukuta maziga, okufuna ekifu oba okulumira ng’agayiseeko enfuufu, tandika kati okwemanyiiza kaamulali.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Hse1 220x290

By’olina okumanya ng’ogula ennyumba...

Kya makulu omuntu akuguza ennyumba okukuwa ppulaani yaayo n’ogiwa omukugu nagyetegereza okukakasa nti ebiriko byagobererwa...

Ssenyonjo 220x290

Poliisi ezudde ebipya ku yatema...

POLIISI ezudde ebipya ku musajja Hamidu Ssennyonjo amanyiddwa nga Munomuno omu ku bagambibwa okuyingirira omugagga...

Mayiga 220x290

Katikkiro alaze engeri ebbula ly’amazzi...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga ayongedde okukkaatiriza obukulu bw’amazzi mu bulamu bw’abantu n’agamba...

Bazigu1 220x290

Abazigu balumbye amaka e Munyonyo...

ABAZIGU balumbye amaka e Munyonyo ne batemaatema omukozi w’awaka Isa Birimusho n’okumusiba akandooya ne bamuleka...

Magaya 220x290

Abawala 98 banunuddwa ku babadde...

ABEEBYOKWERINDA banunudde abawala 98 ababadde bakukusibwa okutwalibwa mu nsi za bawalabu okukuba ekyeyo.