TOP

Sipiika Kadaga asabye ku kwewola

By Ponsiano Nsimbi

Added 10th March 2019

Sipiika ayagala waleetebwewo etteeka erirungamya okwewola mu bbanka kyanguyirize abakyala okwewola.

Kadaga 703x422

Sipiika Rebecca Kadaga

SIPIIKA wa palamenti Rebecca Alitwala  Kadaga asabye wabeewo ennongosereza mu mateeka agalungumya okwewola ssente mu Bbanka kyanguyize abakyala okusobala okwewola.

Bino yabyogeredde ku mukolo ogw’okukuza olunaku lw’abakyala ogwategekedwa ekitongole ekiwooza ky’omusolo ekya Uganda Revenue Authority (URA) ogwabadde ku kisaawe e Kololo ku Lwomukaaga.

Kadaga yagambye nti kyenyamiza okulaba ng’abakyala bangi baagala okwewola ensimbi okwongera mu bizinensi  zaabwe naye nga balemesebwa olw’obukwakulizo obukakali obutekebwawo abaddukanya bbanka ez’enjawulo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sat2 220x290

Ttiimu 40 zikakasizza okwetaba...

Ttiimu 40 zikakasizza okwetaba mu mpaka za Begumisa cup

Human 220x290

Rema atambula akaada: Abatimbi...

Ebimu ku binaakozesebwa mu kwanjula kwa Rema Namakula bitandise okutuuka awanaabeera omukolo.

Got2 220x290

Abafumbo batabuse ne baanika obuziina...

Abafumbo batabuse ne baanika obuziina bwabwe

Hit2 220x290

Maama tonzita ebbinika nagiryamu...

Maama tonzita ebbinika nagiryamu ekikomando

Basezone3 220x290

Enseenene: Omugano gwa November...

AKEETALO akali mu Kampala n’emiraano kati ka nsenene. Enseenene kye kimu ku by’okulya ebisinga okuwoomera Bannayuganda...