TOP
  • Home
  • Amawulire
  • 'Obuyambi Gavumenti bw'ewa eddwaaliro ly'e Naggalama tebumala'

'Obuyambi Gavumenti bw'ewa eddwaaliro ly'e Naggalama tebumala'

By STEVEN MUSOKE

Added 12th March 2019

Yagambye nti eddwaaliro lino liyamba abantu bangi mu disitulikiti ssaako n’abo abakozesa oluguudo lw’e Bugerere naye obuyambi Gavumenti bw’ebawa butono ddala.

Webnaggalama 703x422

Meeya w'eMukono James Kagimu (wakati) ng'akwasa Sr. Jane Francis ekirabo. Ku kkono ye pulezidenti wa Rotary Club Mukono Henery Luzinda.

AKULIRA eddwaaliro lya Naggalama, Sr. Jane Francis Nakafeero asabye Gavumenti okubongera obuyambi bw’ebawa kubanga obwetaavu bwe balina bweyongedde.

Sr. Jane Francis yabadde mu Colline Hotel e Mukono ku mukolo aba Rotary Club kwe baamukwasirizza engule n’ebirabo okumusiima ng’omuweereza asukkulumye ku balala.

Yagambye nti eddwaaliro lino liyamba abantu bangi mu disitulikiti ssaako  n’abo abakozesa oluguudo lw’e Bugerere naye obuyambi Gavumenti bw’ebawa butono ddala.

Yagambye nti balina abakozi 152 be basasula omusaala nga n’omuwendo gw’abantu abagendayo okufuna obujjanjabi  gweyongedde okugeza aba sikoseero beeyongedde nga kati balina abaana 400. 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Masese11 220x290

Abagoba b'amato e Ssese nabo batadde...

Abagoba b'amato e Ssese nabo batadde wansi ebikola

Mabikengaanyonyolaabakampuniyacceccabakolaoluguudolwabusegampigi 220x290

Kkampuni y'Abachina esenze ebirime...

ABAKOLA oluguudo lwa Busega – Mpigi basenze ebirime by'omutuuze n'alaajanira UNRA okumuliyirira.

China1 220x290

Abachina abaakwatiddwa babagguddeko...

POLIISI yakwongera emisango emirala ku Bachina abaatwaliddwa mu kkooti ku Lwokutaano ne basindikibwa e Luzira....

Kangaliyapoliisingaesazeekoekigokyempigiewabaddemmisa 220x290

Poliisi eggalidde Faaza lwa kujeemera...

POLIISI esazeeko Faaza Kiibi ng'akulembeddemu mmisa mu Klezia y'ekigo ky'e Mpigi n'emukwata n'atwalibwa ku poliisi...

Kab18 220x290

Kabaka ayimirizza abakozi b’e Mmengo...

Kabaka ayimirizza abakozi b’e Mmengo