TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Poliisi ekutte maneja abulankanyizza obukadde 116

Poliisi ekutte maneja abulankanyizza obukadde 116

By SHAMIM NABUNNYA

Added 12th March 2019

POLIISI y'e Katwe ekutte maneja wa kkampuni ya Mount Meru mu Ndeeba nga kigambibwa nti yakumpanyizza ssente obukadde 116. Abud Muhammed Madim maneja yakwatiddwa nga kigambibwa nti yakumpanyizza ssente zino era akuumirwa ku poliisi y'e Katwe gye yagguddwaako omusango ku fayiro nnamba CRB: 328/2019.

Avunaanyizibwa ku bakozi mu kkampuni eno Elly Ochen yategeezezza nti,  baagenze okubala ebitabo nga yaakabuza ssente obukadde 116. Gye buvuddeko poliisi y'e Nsangi yakwata abavubuka basatu okuli Aziz Ssebagala, Paul Ayijukire ne Ashraf Matovu nga kigambibwa nti, beekobaana ne babba amafuta mu kkapuni eno era bakyawerennemba n'emisango gino.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Sema 220x290

Mesach ekivvulu kimuwuuba

OMUYIMBI Mesach Ssemakula amanyiddwa nga Golden Papa kati gwe baawadde n’ekitiibwa kya ‘‘Sir’’ bw’oba omunoonya...

Funa 220x290

Square Milez ne Deborah Kandi temwekola...

ABAYIMBI Deborah Nakandi eyeeyita Deborah Kandi ne Kisaakye Micheal Joseph amanyiddwa nga Square Milez ebintu bye...

Baba 220x290

Swengere ne Maama Kalibbala bali...

HUSSEIN Ibanda amanyiddwa nga Swengere ne munnakatemba munne Maama Kalibbala bali luno.

Lap2 220x290

Owoomuluka awerennemba na gwa ttaka...

Owoomuluka awerennemba na gwa ttaka

Siralexferguson1132188 220x290

Aba ManU bampisaamu amaaso - Sir...

EYALI omutendesi wa ManU, Sir Alex Ferguson ayogedde ku mbeera eyali ttiimu ye gy'erimu n'agamba nti ekwasa ennaku....