TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abatembeyi balaze okwemulugunya ku ssente ezibakung'aanyizibwako

Abatembeyi balaze okwemulugunya ku ssente ezibakung'aanyizibwako

By Musasi wa Bukedde

Added 13th March 2019

Abatembeyi balaze okwemulugunya ku ssente ezibakung'aanyizibwako

Bat2 703x422

Kiyaga

Ssentebe w’ekibiina ekigatta abatembeeyi Suleiman Kiyaga akangudde ku ddoboozi n’abuuza abawandiika abatembeeyi mu paaka za takisi gye bava.

Kigambibwa nti bagenda babaggyako ssente nga bagamba babakolera ku layisinsi okubayamba okubafunira we bakolera ng’ate bo ng’abakulembeze tebamanyi. “Twebuuza gye bavudde kuba ffe tetubamanyi.

Twasisinkanye minisita wa Kampala Beti Kamya era ekyo teyakyogeddeko,” Kiyaga bwe yategeezezza n’agamba babaggyako ssente wakati wa 5,000/- ne 20,000/-.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lib2 220x290

Ab'omukago gwa IPOD bateekateeka...

Ab'omukago gwa IPOD bateekateeka kutwala ssabawolereza wa Gavumenti mu kkooti

Web 220x290

Nnaalongo akubye omwana wa muggya...

OMUKAZI atuze omwana wa muggya we n’amutta poliisi n’emutaasa ku batuuze nga baagala kumugajambula.

Kit2 220x290

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa...

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa e Luzira

Hip2 220x290

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa...

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa e Kayunga

Gat2 220x290

Abagambibwa okutigomya Matugga...

Abagambibwa okutigomya Matugga Poliisi ebakutte