TOP

Aba FDC balabudde ababakolako effujjo

By Musasi wa Bukedde

Added 13th March 2019

ABA FDC beeweredde abavubuka abeerimbika mu ABA FDC beeweredde abavubuka abeerimbika mu effujjo ku buli lukuηηaana lwe bakuba.

Semu2703422 703x422

Nganda

Bategeezezza nti bano bajja n’ekigendererwa eky’okulaga obusungu bwabwe eri Dr. Kiiza Besigye ekivaako enkuηηaana zino okuggweera mu kavuyo ne babalabula nti omulundi omulala bajjanga balaamye.

Bino byayogeddwa omwogezi w’ekibiina kino, Ibrahim Ssemuju Nganda mu lukung'aana lwa bannamawulire ku kitebe e Najjanankumbi.

Kiddiridde aba FDC okutegeka olukuηηaana mu disitulikiti y’e Amurata ku lunaku lw’abakyala ne basanga abavubuka ne batandika okulucankalanya nga bagamba nti bakooye Dr. Besigye nga n’e Gulu baakoze ekikolwa kye kimu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kaweesitdweb 220x290

Abavunaanibwa okutta Kaweesi beeyanjudde...

Nga bakulembeddwa munnamateeka waabwe, Geoffrey Turyamusiima, okuva mu Wameri & Company Advocates beeyanjudde mu...

Katwe3web 220x290

Aba Ghetto beegaanye Butchaman...

Kawooya yagambye nti ku lunaku Museveni lwe yali e Katwe, abavubuka b’omu Ghetto e Katwe tebaayitibwa newankubadde...

Godfreybangirana678381 220x290

Kkooti eragidde ofiisa wa poliisi...

KKOOTI enkulu ewozesa emisango gy’engassi eragidde dayirekita w’ekitongole kya poliisi ekikola ku by’okugula ebikozesebwa...

Abamukubaakwatiddwa3 220x290

Poliisi ekutte 30 mu kikwekweto...

Paul Kibuuka ssentebe wa Kiggundu zooni yategeezezza nti obumenyi bw’amateeka buba ng’obukendeeramu mu kitundu...

Kawesi 220x290

Abavunaanibwa mu gwa Kaweesi beeyanjudde...

Bano baali baakwatibwa oluvannyuma lw'ettemu mu bitundu by'e Kkulambiro gye battira omugenzi Kaweesi mu 2017.