TOP

Latiff Ssebaggala asimbudde

By Musasi wa Bukedde

Added 13th March 2019

Latiff Ssebaggala asimbudde

Tip2 703x422

Latif Ssebaggala ng'ayogera

OMUBAKA wa Kawempe North mu Palamenti, Latiff Ssengendo Ssebaggala atandise kaweefube w’okusiguukulula Loodi Meeya Elias Lukwago mu ntebe.

Ssebaggala yatandikidde mu bitundu by’e Mpererwe, Kanyanya ne Kyebando ng’agamba nti ekimuleese okusiguukulula Lukwago ng’essira agenda kulissa ku kutumbula mbeera z’abakazi n’abavubuka mu byenfuna.

Ssebaggala eyabadde atambula ne Sulaiman Kiddandala ayagala ekifo ky’omubaka wa Kawempe North, yagambye nti abadde adduukirira ebibiina by’abavubuka n’abakyala nga ssente aziggya ku nsako entono gy’afuna.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Deb2 220x290

Ow’Abasodokisi annyonnyodde ku...

Ow’Abasodokisi annyonnyodde ku ky’ebifaananyi Ekisiibo lwe kitandika

Fut2 220x290

Gavt. w’etuuse mu kuleeta obwenkanya...

Gavt. w’etuuse mu kuleeta obwenkanya mu minisitule n’ebitongole byayo

Tip2 220x290

ssebuggwawo alonze olukiiko lw’ettaka...

ssebuggwawo alonze olukiiko lw’ettaka ne kkooti ya LC III

Hop2 220x290

Ettaka ly’e Kiruddu litabudde Mmengo...

Ettaka ly’e Kiruddu litabudde Mmengo n’Omulangira

Rat2 220x290

Mujje mu Bukedde mulange bye mukola...

Mujje mu Bukedde mulange bye mukola - Minisita Seninde