TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ab'eddwaliro ly'e Naggalama bawanjagidde Gavumenti

Ab'eddwaliro ly'e Naggalama bawanjagidde Gavumenti

By Musasi wa Bukedde

Added 13th March 2019

Ab'eddwaliro ly'e Naggalama bawanjagidde Gavumenti

Lit2 703x422

Meeya w’e Mukono James Kagimu (wakati) ng’akwasa Sr. Jane Francis ekirabo. Ku kkono ye pulezidenti wa Rotary Club Mukono Henery Luzinda.

AKULIRA eddwaaliro lya Naggalama, Sr. Jane Francis Nakafeero asabye Gavumenti okubongera obuyambi bw’ebawa kubanga obwetaavu bwe balina bweyongedde.

Sr. Jane Francis yabadde mu Colline Hotel e Mukono ku mukolo aba Rotary Club kwe baamukwasirizza engule n’ebirabo okumusiima ng’omuweereza asukkulumye ku balala.

Yagambye nti eddwaaliro lino liyamba abantu bangi mu disitulikiti ssaako n’abo abakozesa oluguudo lw’e Bugerere naye obuyambi Gavumenti bw’ebawa butono.

Yagambye nti balina abakozi 152 be basasula omusaala nga n’omuwendo gw’abantu abagendayo okufuna obujjanjabi gweyongedde okugeza aba sikoseero beeyongedde nga kati balina abaana 400.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Tip2 220x290

ssebuggwawo alonze olukiiko lw’ettaka...

ssebuggwawo alonze olukiiko lw’ettaka ne kkooti ya LC III

Hop2 220x290

Ettaka ly’e Kiruddu litabudde Mmengo...

Ettaka ly’e Kiruddu litabudde Mmengo n’Omulangira

Rat2 220x290

Mujje mu Bukedde mulange bye mukola...

Mujje mu Bukedde mulange bye mukola - Minisita Seninde

Hit 220x290

Obadde okimanyi nti butto w'ebiryo...

Obadde okimanyi nti butto w'ebiryo awonya obwannabukalu mu bakyala ssaako n'amaanyi g'ekisajja ? Soma wano mu mboozi...

Rab 220x290

Omuyizi awanuse ku muti gw'omuyembe...

Omuyizi awanuse ku muti gw'omuyembe n'akosebwa mu bwongo