TOP
  • Home
  • Amawulire
  • BUKEDDE W’OLWOKUNA AZZE N’AMAWULIRE GANO G’OTOSAANA KUSUBWA

BUKEDDE W’OLWOKUNA AZZE N’AMAWULIRE GANO G’OTOSAANA KUSUBWA

By Musasi wa Bukedde

Added 13th March 2019

Akulira Kibooko Squad basanze mufu. Tukulaze engeri gy'akoze misoni 12 mw'akubidde aba Lukwago n'abalala.

Malamu 703x422

Ssenga Kulanama alaze omusajja omulala gw'ayingizzaako abantu ne bawuniikirira.

Pulezidenti Trump ayingidde mu by'ennyonyi ya Ethiopia eyagudde. Bungereza nayo yeegasse ku China okuyimiriza ennyonyi za Amerika ez'ekika ekyakoze akabenje.

Mu Asiika Obulamu: Badokita balaze obulabe obuli mu kusiibya omwana mu ppampa . Byonna mu Bukedde w’Olwokuna.

Mu Byemizannyo: Mulimu omutendesi Emery by'asuubizza abawagizi ba Arsenal bw'eneeba eddingana ne ttiimu ya Rennes mu gwa Europa ku Lwokuna ekiro.  

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sula 220x290

Abadde yeefudde mmo okubba abagagga...

POLIISI ekutte omukazi agenda mu bbaala ne wooteeeri ez’ebbeeyi okusikiriza abasajja okumukwana oluvannyuma n’abakuba...

Theresamay 220x290

Katikkiro wa Bungereza bamukase...

KATIKKIRO wa Bungereza Theresa May ofiisi emutudde mu kifuba n’alekulira. Alangiridde nti agenda kuwaayo ofiisi...

Temya 220x290

Bba wa muwala w'omugagga Ntakke...

BBA wa muwala w’omugagga Gaster Lule Ntakke ayitibwa Arthur Kizito 44, akubye abooluganda n’emikwano encukwe bw'asangiddwa...

Genda 220x290

Maneja mu wooteeri e Seeta attiddwa...

ABANTU abatannaba kutegeerekeka bawambye abadde maneja avunaanyizibwa ku bayimbi mu kifo ekisanyukirwamu ekya MURS...

Ret2 220x290

Proline esuze bulindaala

Proline esuze bulindaala