TOP

Asse muganda we lwa mukazi

By Musasi wa Bukedde

Added 14th March 2019

NGA tannamutta yasoose kuwera ng’ensonga z’amaka ge bw’alina okuzeemalira era nga teri muntu yenna wadde bazadde be abalina okuzeeyingizamu wadde okumuwa amagezi.

Fluggedecisionawarningfordirectorsbrr120417650359px 703x422

Jimmy Abubakari omutuuze era muliraanwa wa Steven Muchoro yategeezezza nga ku ssaawa 4:00 ez’ekiro bwe yawulidde Muchoro ng’awera nga bwe watalina kubeerayo muntu yenna eyeetantala okulinnya ekigere mu maka ge.

Yabadde alwanagana ne mukyala we Maureen Nekesa 22.

Abubakari yategeezezza nga Steven Muchoro 25 bwe yalwanye ne mukyala we okumala eddaakika 30 ekyawaliriza muganda wa Muchoro ayitibwa Mayera okuluyingiramu abatawulule n’amukuba ettoofaali n’amutta.

Ettemu lino lyabadde ku kyalo Kiyunga mu disitulikiti y’e Buikwe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kabakafitri1 220x290

Kabaka ayagalizza Abasiraamu Idd...

KABAKA Ronald Muwenda II alagidde Bannayuganda okukuuma emirembe n’okusonyiwagana mu kiseera kino ng’Abasiraamu...

Mknded4 220x290

Famire eziyiridde mu nnyumba nga...

Abasiraamu mu kibuga ky’e Mukono baaguddemu encukwe ku Iddi munnaabwe eyabadde akedde ku maliiri okufumba emmere...

Mknmm3 220x290

Ddereeva okuva e Mutukula asangiddwa...

Ddereeva okuva e Mutukula asangiddwa Mukono ng’alina Corona virus-atwaliddwa mu kalantiini n’abalala babiri be...

Ssaavasennyonga 220x290

Paasita Ssennyonga awaddeyo emmere...

Paasita Ssennyonga awaddeyo emmere ya bukadde 300 okudduukirira abali ku muggalo

Lockdown309 220x290

Eyali awola ssente azzeeyo mu nnimiro...

ENSWA bw'ekyusa amaaso naawe ng'envubo okyusa ne Charles Tamale envubo agikyusirizza mu nkumbi okubaako ettofaali...