TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Eyeefuula omuserikale n'afera ssente omulamuzi amusindise mu kkomera e Luzira

Eyeefuula omuserikale n'afera ssente omulamuzi amusindise mu kkomera e Luzira

By Musasi wa Bukedde

Added 14th March 2019

Omusajja eyeefuula omuserikale n'afeera munne obukadde bubiri amukwatire eyamuguza ettaka ly'empewo naye akwatiddwa era n'asindikibwa mu kkomera e Luzira okutuuka nga April 1, 2019.

EYEEFUULA omuserikale wa poliisi naggya ssente ku muntu Omulamuzi alagidde atwalibwe mu kkomera  e Luzira okutuusa nga April 1, 2019.

Titus Lubwama ow’e Masajja yasimbiddwa mu kkooti y’omulamuzi Gladys Kamasanyu ku Buganda Road n’avunaanibwa ogw’okufera Alex Musinguzi obukadde bubiri bwe yamusuubiza okumukwatira Joan Nandawyla eyamuguza ettaka ly’empewo. Musinguzi yategeezezza nti, bwe yamala okuwaayo ssente Lumwama yatandika obutakwata ssimu olwo n’amuwawaabira. Ng’amaze okukwatibwa yakizuula nti si muserikale kuba yali tamanyikiddwa

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Seb1 220x290

Beefudde abasawo ne bamufera obukadde...

Beefudde abasawo ne bamufera obukadde 15

Gab1 220x290

Omutaka Gabunga awummuzza basajja...

Omutaka Gabunga awummuzza basajja be

Pip1 220x290

Aba People Power bongedde okwenyweza...

Aba People Power bongedde okwenyweza

Lat1 220x290

Enkungaana za Bobi Wine zirinnyiddwamu...

Enkungaana za Bobi Wine zirinnyiddwamu eggere

Ch16 220x290

Ebyaviiriddeko Rema akuding'ana...

Ebyaviiriddeko Rema akuding'ana ne Evans