TOP

Bazimbye kaabuyonjo mu bucupa bwa pulasitiika

By Musasi wa Bukedde

Added 14th March 2019

Eky’enjawulo ku kaabuyonjo eno ezimbiddwa nga tebakozesa matofaali wabula obucupa nga bupakiddwaamu obuveera nga bwe bwakoze nga bbulooka. Obucupa buno bukuhhanyiziddwa abavubuka abeegattira mu kibiina kya ‘Getto Research Lab’.

Webkam22 703x422

Kaabuyonjo eyazimbiddwa e Kamwokya

BYA EMMANUEL SSEKAGGO

ABATUUZE b’e Kamwokya mu Ghetto baabugaanye essanyu oluvannyuma  lw’okufuna kaabuyonjo ey’omulembe.

Kaabuyonjo eno ezimbiddwa mu Nsooba East Zooni ng’egenda kweyambisibwa abatuuze ku bwereere oluvannyuma lw’okufuna abazirakisa abagenda okubakwatirakookugirabirira okumala ebbanga lya myaka etaano.

Eky’enjawulo ku kaabuyonjo eno ezimbiddwa nga tebakozesa matofaali wabula obucupa nga bupakiddwaamu obuveera nga bwe bwakoze nga bbulooka. Obucupa buno bukuhhanyiziddwa abavubuka abeegattira mu kibiina kya ‘Getto Research Lab’.

Akulira ekibiina kino Patrick Mujuzi yagambye nti,  baakozesezza obucupa okusobola okukuuma obutonde bw’ensi.

 aabuyonjo eyazimbiddwa nga bwefanaana wabweru Kaabuyonjo eyazimbiddwa nga bwefanaana wabweru

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lab12 220x290

Okulonda kwa Ssentebe wa NRM e...

Okulonda kwa Ssentebe wa NRM e Mityna kuzzeemu kigoye wezinge

Gwe1 220x290

Taata bamuwadde emitwalo 30 n'awaayo...

Taata bamuwadde emitwalo 30 n'awaayo omwana we ew'omusamize bamusadaake

Nkumba2jpgweb 220x290

Abadde ayingira mu ofiisi z'ebizimba...

Allan Nkumba omutuuze w'e Kabowa mu Sserwadda zooni ye yakwatiddwa poliisi ya CPS ku Lwokusatu oluvannyuma lw’okugenda...

Sjpgweb 220x290

Eyanfunira omulimu mufiirako

Nze Innocent Katusiime 29, mbeera Nakawa. Buli lwe ndowooza ku ngeri gye nnasisinkanamu maama w’omwana wange essuubi...

Nsamba22pulaaniusewebuse 220x290

Mukuume obumu musobole okwekulaakulanya...

Ab'ekika ky'Engabi beetaaga obukadde 13o okuzimba ekiggwa kyabwe