TOP
  • Home
  • Agookya
  • BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YATUUSE DDA MU KATALE NG'ALIMU GANO

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YATUUSE DDA MU KATALE NG'ALIMU GANO

By Musasi wa Bukedde

Added 14th March 2019

Ebizuuliddwa ku nnyonyi ya Amerika omwafiiridde omuserikale wa Uganda bikanze Pulezidenti Trump; alagidde ennyonyi zino ezibadde zisaasaanidde amawanga ag'enjawulo ziyimirizibwe.

Byonna 703x422

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YATUUSE DDA MU KATALE NG'ALIMU GANO

Mulimu omuyizi gwe bagobye fiizi n'afiira mu kidiba.   

Tukuleetedde omukazi ng'attottolera omulamuzi engeri bba gye yamusalako emimwa n'olulimi  n'okumukomerera emisumaali mu mutwe.   

Mu Sanyuka ne Wiikendi: Tukulaze engeri bizinensi y'ebbaala gy'efuuse ey'okutetenkanya era tosubwa n'ebimu ku bikolebwayo ebiwuniikiriza. Byonna mu Bukedde w’Olwokutaano.   

 Mu Byemizannyo: Barcelona ne Juventus zeeraliikiridde ttiimu za Bungereza okuli ManU, Liverpool, Man City ne Spurs mu mpaka za Champions League ng'akalulu ka Quarter kakubwa  ku Lwakutaano luno.   .

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kazi 220x290

Eyandesa omulimu ansuddewo

NZE Mediatrice Kubwimana 28, nzaalibwa Burundi naye nga mbeera Namugongo Zooni II. Mu 2011, nafuna omulimu gw’obwayaaya...

Civil 220x290

Omukazi atagambwako yali antamizza...

ENNAKU gye ndabidde mu nsonga z’omukwano mpitirivu era nabulako katono okugwenenya.

Funa 220x290

Eyantwala ku yunivasite yanzitattana...

NZE Jennifer Alwoch 26, mbeera ku kyalo, Adyel mu Lira. Bazadde bange bampeererako okutuuka mu S6 naye ssente ezinyongerayo...

Ssenga1 220x290

Lwaki mpulira sirina maanyi ga...

SSENGA mpulira nga sirina bulungi maanyi ga kisajja. Naye bwe neegatta amaanyi ngafuna bulungi naye ndowooza nti...

Ssenga1 220x290

Ensundo ya muganzi wange entiisa...

SSENGA nnina omuwala gwe njagala naye alina ensundo empanvu ku kisambi. Mugamba agende mu ddwaaliro agamba nti...