TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Akakiiko kalongoose ku ngeri gye kakwatamu abakenuzi

Akakiiko kalongoose ku ngeri gye kakwatamu abakenuzi

By Musasi wa Bukedde

Added 14th March 2019

ABAKULEMBEZE b’ekibiina ekigatta disitulikiti zonna mu ggwanga basabye akakiiko Pulezidenti ke yassaawo okulwanyisa obulyake akakulirwa Lt. Col. Edith Nakalema okulongoosa ku ngeri gye kakwatamu be bateebereza okubera abakenuzi.

Wa 703x422

Minisita wa Gavumenti ezeebitundu Tom Butime ( ku kkono) ng’abakulembeze abapya aba Uganda Local Government Association abaabadde bakalayizibwa.

“Tusiima enkola naye tusaba wabeewo obwenkanya eri be bakwata, tusaba obukambwe bukkakkanyizibweko,’ ssaabawandiisi w’ekibiina kino Gertrude Rose Gamwera bwe yasabye.

Baabadde ku mukolo gw’okulayiza abakulembeze baabwe abapya.

Yagambye nti abakwate beemulugunyizza olw’obutababuulira ne babeera n’ebiwandiiko bye beetaaga.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

kolaVision Group etegese omudaala...

OLWALEERO kkampuni ya Vision Group efulumya ne Bukedde etegese olukung'aana lw’okukubaganya ebirowoozo n’okusomesa...

Chelsealampard 220x290

Chelsea eswamye Lampard

Abakulira Chelsea tebaamatidde bukodyo bwa Sarri era banditandika okuyigga omutendesi omulala

Funa1 220x290

Engeri abakola mu bbanka gye babba...

POLIISI mu kubuuliriza kwayo ku mukozi wa Barclays Bank, Nashiba Naiga agambibwa okubba obukadde 190 ku akawunta...

Sula 220x290

Abadde yeefudde mmo okubba abagagga...

POLIISI ekutte omukazi agenda mu bbaala ne wooteeeri ez’ebbeeyi okusikiriza abasajja okumukwana oluvannyuma n’abakuba...

Theresamay 220x290

Katikkiro wa Bungereza bamukase...

KATIKKIRO wa Bungereza Theresa May ofiisi emutudde mu kifuba n’alekulira. Alangiridde nti agenda kuwaayo ofiisi...