TOP

Poliisi evuddeyo ku bannanyini loogi

By Musasi wa Bukedde

Added 18th March 2019

Yabasaba okufaayo okumanya ebikwata ku bakasitooma baabwe nga babasaba densite zaabwe nga tebannabakkiriza kusula mu bifo byabwe.

Webdpctukundanengayogeraeribannanyinibifoebisanyukirwamuelukaya2 703x422

ofiisa wa poliisi Tukundane ng'ayogera eri abatuuze.

POLIISI y’e Kalungu erumiriza abaddukanya loogi n’ebifo ebisanyukirwamu nti bakoze kinene okutumbula ebikolwa by’obumenyi bw’amateeka nga basinga kufa ku kufuna ssente awatali kutunuulira byakwerinda.

Akulira poliisi mu kitundu kino, Abrahams Tukundane bwe yabadde asisinkanye bannannyini loogi, wooteeri, bbaala n’ebibanda bya firiimu mu kitundu kino yabaneenyezza olw’obutafa ku byakwerinda n’abasaba okufaayo okumanya ebikwata ku bakasitooma baabwe nga babasaba densite zaabwe nga tebannabakkiriza kusula mu bifo byabwe.

Ensisikano eno yagendereddwa okunyweza ebyokwerinda oluvannyuma lw’abatuuze okubeemulugunyaako nga bwe boonoonye ebyokwerinda byabwe. Yabasabye okukolaganira awamu ne poliisi okulwanyisa obumenyi bw’amateeka.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Annotation20190718192802 220x290

Okwogera kwa Pulezidenti Museveni...

Okwogera kwa Pulezidenti Musevebni eri eggwanga. Tuli mu maka g'Obwapulezidenti e Nakasero

Massagebeingdonewebuse 220x290

By'olina okutunuulira nga tonnakola...

Nakola masaagi ne ntemwako okugulu era ntambulira mu kagaali - Dr. Karuhanga

Omukubayizingalikobyanyonyolawebuse 220x290

Abawala abazaddeko mubazze mu masomero...

Abawala abazaddeko okudda mu masomero kyakuyigiriza abalala obutakola nsobi n'okubudaabuda abafunye obuzibu bwe...

Teekawo1 220x290

Akakiiko ka bannamateeka kasazizzaamu...

OLUKIIKO olufuzi olwa bannamateeka ba Uganda Law Society olukwasisa empisa lusazizzaamu ekibonerezo ky'emyaka ebiri...

Club 220x290

Vipers bagitutte mu kkooti lwa...

KIRAABU ya Vipers bagitutte mu kkooti lwa kukozesa akabonero kaayo (logo) nga tebasasudde yakakola. Era eyabawawaabidde...