TOP

Latif Ssebaggala abuuliridde abawooweddwa

By Musasi wa Bukedde

Added 18th March 2019

Latif Ssebaggala abuuliridde abawooweddwa

Ret2 703x422

Hajji Latif Ssebaggala ng'abuulirira abawooweddewa

EMIGOGO gya bagole 30 giwooweddwa sheikh Umaru Kakungulu akulira shalia mu muzikiti omukulu ogwa old Kampala era ng'akubiriza abazadde obutalemesa abaana kufumbirwa nga batuuse kuba gyebakoma okulwawo gyebakoma kukemebwa okukola ebikolwa ebikyamu ekintu ekyongedde ennyo kunsasanya yobulwadde bwa sirimu mu bavubuka

Sheik Swaliki Mutebi akulidemu omukolo guno agambya Guno gwemulundi ogwokuna nga bakola omukolo ogwekikungu nga guno era nga obuyambi babuggya mugwanga lya United arab emirates oluvannyuma lwokubalaga obwetaavu nti waliwo abaana abatuuse okufumbirwa naye nga tebalina busobozi

Omukolo Guno gwetabiddwako omubaka Wa Kawempe North Latin ssebagala n'asaba Enkola eno eyembaga zekikungu ebunyizibwe mugwanga lyonna okuyambako abobonna abagala obufumbo obutukuvu Naye nga tebalina busobozi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Top2 220x290

Omusumba Tumusiime tayagala maka...

Omusumba Tumusiime tayagala maka galimu bizibu

Deb2 220x290

Obubonero obulaga ng’amafuta oba...

Obubonero obulaga ng’amafuta oba woyiro by’otadde mu mmotoka bikyamu

Kp2 220x290

Mubiri omunene akugobako endwadde...

Mubiri omunene akugobako endwadde

Kim2 220x290

abasawo bongedde okutangaaza ku...

abasawo bongedde okutangaaza ku kuzaala omwana asoosa ebigere

Kip3 220x290

ENSIRI : BW’OTOZITTA ZO ZE ZIKUTTA...

ENSIRI : BW’OTOZITTA ZO ZE ZIKUTTA