TOP

Ab'e Lusanja baggyeemu ssnetebe waabwe obwesige

By Musasi wa Bukedde

Added 18th March 2019

Ab'e Lusanja baggyemu ssnetebe waabwe obwesige

Dat2 703x422

Bobi Wine lweyagendayo okudduukirira abatuuze b'e Lusanja

Bya Rosemary Nakaliri

ABATUUZE  b'elusanja baggyemu ssentebe waabwe obwesigwa nga bamulumiriza okukolagana n'omugagga okubagobaganya ku ttaka lyabwe

okuggya mu ssentebe waabwe obwesige abatuuze bano abakulembeddwamu kansala we kitundu kino Gerald Kabunga mu lukiiko lwebaatuuzizza ku nkomero ya wiiki ewedde mu kibangirizi we babamenyera amayumba .

oluvanyuma lw'omugagga Medard Kiconco okumenyera abatuuze bano abasoba  mu 300 amayumba ne basigala nga tebalina webasula belondamu Fred Kanyike okubakulembeera  mu kiwendo kyokwelwanirira okusigala ku ttaka lyabwe.

wabula gyebuvuddeko olugambo lwatandise okusasaana mu batuuze nti Kanyike akukuta n'omugagga Kiconco bagyewo emisango gye bavuvunana batese naye ekintu abatuuze kyebambye nti Kanyike aba abaliddemu olukwe.

mu lukiiko lwebatuziza basazewo okweyawula ku Kanyike bo bagende mu maaso n'omusango gwebavuna Kiconco nga bayambibwako bannamateeka baabwe ababaweebwa Loodi Meeya Erias Lukwago okubayambako mu musango guno okutuusa nga bafunye obwenkanya

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Top2 220x290

Omusumba Tumusiime tayagala maka...

Omusumba Tumusiime tayagala maka galimu bizibu

Deb2 220x290

Obubonero obulaga ng’amafuta oba...

Obubonero obulaga ng’amafuta oba woyiro by’otadde mu mmotoka bikyamu

Kp2 220x290

Mubiri omunene akugobako endwadde...

Mubiri omunene akugobako endwadde

Kim2 220x290

abasawo bongedde okutangaaza ku...

abasawo bongedde okutangaaza ku kuzaala omwana asoosa ebigere

Kip3 220x290

ENSIRI : BW’OTOZITTA ZO ZE ZIKUTTA...

ENSIRI : BW’OTOZITTA ZO ZE ZIKUTTA