TOP

Agambibwa okutta omusomesa bamukutte

By Luke Kagiri

Added 18th March 2019

Poliisi ekutte agambibwa okutta omusomesa e Mityana. Mu kusooka wabaddewo ebirowoozebwa nti bba ye yamuse wabula yabyegaanye era ne mu kuziika tabaddeyo.

Poliisi e Mityana eriko omusajja gw’ekutte, agambibwa okubaako akakwate ku ttemu eryakoleddwa, omukazi omusomesa bwe yattiddwa.
 
Irene Nakigozi yeyasangiddwa ng’attiddwa e Kakindu mu ggomblola y’e Kakindu ng’akubiddwa akayondo ku mutwe.
 
Okusooka wabaddewo ebirowoozebwa nti bba Mwanje ayina akakwate ku ttemu lino kyokka Mwanje bino yabyegaanyi era ne mu kuziika yabaddewo.
 
Omwogezi wa poliisi mu Wamala region, Nobert Ochom yakakassiza nti ono bamukutte era bakyanoonya abalala.
 
Eyakwatiddwa ye Ibarahim Kaweesa, nga mutuuze w’e Kakindu okulinaana omugenzi w’abadde abeera. 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nsonga 220x290

FUFA etongozza kampeyini ya AFCON...

FUFA etongozza kkampeyini ya Uganda okugenda mu Africa Cup of Nations e Cameroon omwaka ogujja ne bateekawo engombo...

Fufaafconprepsoct23bukedde6 220x290

Cranes yaakutambulira mu Bombardier...

Abakungu ba FUFA bagamba nti ennyonyi ya Uganda Airlines y'egenda okubatumbuza nga bagenda okuzannya Burkina Faso...

Capture 220x290

Poliisi ekutte omuwala abba ssente...

Poliisi ekutte omuwala abba ssente ku masimu: Akoppa pin code n'azeesindikira

Buv1 220x290

Omuliro gusaanyizzaawo ebintu ku...

Omuliro gusaanyizzaawo ebintu ku kizinga e Buvuma

Kcca1 220x290

Ow'e Swaziland waakulamula ogwa...

Sifiso Nxumalo, Petros Mzikayifani Mbingo (Swaziland) ne Njabulo Dlamini (South Sudan)baakuyambako Thulani Sibandze...