TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abadde yeyita owa URA n'afera abantu bamugombyemu obwala

Abadde yeyita owa URA n'afera abantu bamugombyemu obwala

By Samuel Balagadde

Added 19th March 2019

Abadde yeyita owa URA n'afera abantu bamugombyemu obwala

Hab2 703x422

JUDE Ssebuliba akwatiddwa mi bukumpanya

Bya Samuel Balagadde ne Joseph Zziwa

JUDE Ssebuliba  abadde  akola gwa kayungirizi wakati w’abasuubuzi  n’ekitongiole kya URA ssaako n’amakampuni amatongole agaaweebwa olukusa okukola  ku mpapula  z’ebyamaguzi ba (clearing  agents)  obukadde 11  bumuzaalidde obuzibu.

Ono abadde akozesa olukujjukujju n'aggya ku basuubuzi ssente nga yeyita agenti wa URA oluvannyuma ne bakizuula nti mukozi waabwe.

Ono okukwatibwa kiddiridde okuggya ku musuubuzi obukadde 11 bweyabuuziddwa lisiiti n'atandika okwogera ebitakwatagana ate oluvannyuma n'abawa ya bukadde 8,800,000 ekyawalirizza okukubira abakungu ba URA e Nakawa abazze ne bamukwata.

James Kisaale akolanga kamisona avunaanyizibwa ku byamaguzi ebiyingizibwa n’okufulumizibwa eggwanga  agambye nti oluvanyuma lw’okwaza  Ssebuliba baamusanze n’empapula ezikola ku by’amaguzi  eby’enjawulo byeyakolako  nga birimu obuwumbi bwa 3 n’obukadde 300. 

Kisaale bwabadde ayogera mu lukung'aana lw'abannamawulire ategeezezza olwaleero ku kitebe kyA ura e Nakawa ategeezezza  nti  abantu abalinga Ssebuliba beyongera  obungi buli kiseera  n’alabula abasuubuzi okwongera okubeera abegendereza naddala ku nsonga ezikwata ku musolo gw’ebyamguzi 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bajjo13 220x290

Bajjo asindikiddwa Luzira.

pulomota Bajjo bamusindise mu kkomera e Luzira okutuusa wiiki ejja.

Deb2 220x290

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi...

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi

Deb2 220x290

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi...

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi

Sab2 220x290

Yinginiya basanze afiiridde ku...

Yinginiya basanze afiiridde ku ‘sayiti’

Tip2 220x290

bakitammweEyalumbye owa difensi...

bakitammweEyalumbye owa difensi akwatiddwaBasonze