TOP

Enkuba be yayonoonedde ebyabwe badduukiriddwa

By Paddy Bukenya

Added 20th March 2019

EKIBIINA ky’obwannakyewa kidduukiridde abatuuze b’e Muduuma abaakoseddwa enkuba omwabadde kibuyaga eyasudde amayumba n’okwonoona ebirime.

Lamba 703x422

Naluyange owa Jamira Cares ng’akwasa omu ku batuuze abaayonooneddwa emmere yaabwe ssente z’okugula

Ekibiina kino ekya Jamira Cares nga kikulembeddwamu omuyima waakyo, Jamira Naluyange kyabadduukiridde n’obuyambi bw’ensimbi.

Kiddiridde namuttikwa w’enkuba eno okusaanyaawo ebirime okuli ensuku, muwogo, kasooli n’ebirala naddala mu muluka gwe Jjeza.

Naluyange yawadde aba famire ya Ssekatoogo ensimbi n’abamu ku baayonooneddwa emmere yaabwe n’ategeeza nti ekibiina kino kiyamba abakadde, bamulekwa n’abalala n’okusomesa abatuuze amateeka n’eddembe lyabwe ery’obwebange nga kisinga kukolera mu disitulikiti y’e Mpigi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Annotation20190718192802 220x290

Okwogera kwa Pulezidenti Museveni...

Okwogera kwa Pulezidenti Musevebni eri eggwanga. Tuli mu maka g'Obwapulezidenti e Nakasero

Massagebeingdonewebuse 220x290

By'olina okutunuulira nga tonnakola...

Nakola masaagi ne ntemwako okugulu era ntambulira mu kagaali - Dr. Karuhanga

Omukubayizingalikobyanyonyolawebuse 220x290

Abawala abazaddeko mubazze mu masomero...

Abawala abazaddeko okudda mu masomero kyakuyigiriza abalala obutakola nsobi n'okubudaabuda abafunye obuzibu bwe...

Teekawo1 220x290

Akakiiko ka bannamateeka kasazizzaamu...

OLUKIIKO olufuzi olwa bannamateeka ba Uganda Law Society olukwasisa empisa lusazizzaamu ekibonerezo ky'emyaka ebiri...

Club 220x290

Vipers bagitutte mu kkooti lwa...

KIRAABU ya Vipers bagitutte mu kkooti lwa kukozesa akabonero kaayo (logo) nga tebasasudde yakakola. Era eyabawawaabidde...