TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omuyizi awanuse ku muti gw'omuyembe n'akosebwa mu bwongo

Omuyizi awanuse ku muti gw'omuyembe n'akosebwa mu bwongo

By Musasi wa Bukedde

Added 22nd March 2019

Omuyizi awanuse ku muti gw'omuyembe n'akosebwa mu bwongo

Rab 703x422

Omuyizi awanuse muti gw'omuyembe n'agwa n'akubawo omutwe nga kati ali mu mbeera mbi.

Margaret Ayano 12 asoma P2 mu Opar Primary School e Soroti, apooca mu ddwaaliro e Mulago oluvannyuma lw'okulinnya omuyembe n'awanukayo ne ttabi n'akubawo omutwe.

John Okan kitaawe ategeezezza nti Margaret bino byamutuseeko ku Lwokusatu ku ssaawa kkumi ez'oleggulo bwe yabadde yakavaku ssomero .

Anyonyola nti baamukubidde essimu ng'omwana azirise ne bamutwalako mu kalwaliro ne bamubagobya nga bagamba nti yabadde afunye ekizibu ku mutwe ne bamusindika mu ddwaaliro e Mulago nga mu kiseera klino banoonya ssente basobole okumutwala mu bifaananyi  eby'omutwe , basaba abazira kisa okubayamba bali ku ssimu 0785703611

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pala 220x290

Ebya Nagirinya biyingiddemu omukazi...

POLIISI eyongedde okugaziya okunoonyereza kwayo mu kutemula Maria Nagirinya, bwegguddewo fayiro ku mukyala omu...

Rermanamakula 220x290

Rema amalirizza okugula eby’omukolo...

OMUGOLE Rema Namakula akomyewo okuva e Buyindi ne mu Butuluki na ssanyu era agamba tewali ayinza kwekiika mu mukolo...

Img20190831wa0235209984377320145757 220x290

Ebikwata ku kusoma kwa Sebunya...

HAMZAH Sebunya, bba wa Rema omupya yasooka kukuguka mu by’okukebera omusaayi mwe yatikkirwa dipulooma mu November...

Manya 220x290

Omukyala asusse okumpisiza omukka...

SSENGA, Mukyala wange alina omuze gw’okumpisiza omukka ate nga guwunya bubi ddala. Tusula mu muzigo kale bw’akikola...

Gnda 220x290

Omukyala kaalaala alumya omutima...

NG’OMUKWANO bwe bagamba nti butiko tebukkatirwa nange olugero olwo nali n’alukwata bulungi era ebbanga lye nnamala...