TOP

Muzeeyi ndaba ku ki?

By Musasi wa Bukedde

Added 25th March 2019

Muzeeyi ndaba ku ki?

Mag2 703x422

OMUYIMBI Emmanuel Nsereko eyeeyita Munnamasaka aludde ng’asiga mu kukuba omuziki oguwaana Pulezidenti Museveni n’ekibiina kya NRM kyokka nga kirabika tafuna kabaasa.

W’osomera bino ng’akyakuuta nfudu n’okubuukira bodaboda. Pulezidenti Museveni bwe yabadde aggulawo kkampuni ez’enjawulo e Mbalala mu disitulikiti y’e Mukono, yafunye omukisa okuyimbira ku mukolo guno.

Ennyimba ze zaasanyusizza Muzeeyi n’amusimba ‘ogubaasa’ n’afa essanyu kyokka olwamaze okugunyweza mu ttaano n’amukuba akaama ng’amujjukiza bye yamusuubiza.

‘‘Muzeeyi, wansuubiza emmotoka n’okunkolera situdiyo nnyambe ku bavubuka okukwata ennyimba zaabwe naye byonna sirina kye nnali nfunye’’. Museveni bino yabiwulidde n’amutegeeza nga bw’abitegedde era ajja kubifuna. Yavuddeyo yeewaana nga bw’agenda okusiibula bodaboda.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bere 220x290

Ono si katono ‘abasibe’ bamwewagguleko...

MWANAMUWALA ono y’omu ku baabadde balya obulamu ku kivvulu ekyatuumiddwa Floral & Cocktail Party ekyabadde ku Jahazi...

Siri 220x290

Ababadde basekerera Julie ku bya...

“ABABADDE banjogera ebigambo bibakalidde ku mimwa kati mundeke nfumbire omwami wange Ssekajugo omu bwati.”

Wanted1 220x290

Mujje mu Harvest Money muyige okugoba...

AKAWUKA akakaza ebitooke kye kimu ku kivuddeko ensuku nyingi naddala mu Buganda okukutuka ng’ebitooke bikala ne...

Simba 220x290

Omubaka wa Amerika atadde akaka...

ABADDE Ambasada wa Amerika mu Uganda alabudde ku ky’okukyusa obuyinza mu Uganda mu mirembe bw’ategeezezza nti,...

Bod1 220x290

Aba Boda boda babagobye ku njaga...

Aba Boda boda babagobye ku njaga ne babawa obujaketi