TOP

Byansaba nnaabisobola?

By Musasi wa Bukedde

Added 25th March 2019

Byansaba nnaabisobola?

Jip2 703x422

Bano baabadde ku Golf Course Hotel gye buvuddeko.

Nnina omuwala gwe nafunye. Omuwala mmwagala ate naye alabika anjagala naye tutuuse okulemagana. Omuwala ono ayagala tutuukire kumu ku ntikko. Bino simanyi oba nnaabisobola.

Weeba le kumanya mugaso gw’okutuukira awamu ku ntikko oba okulinda omukyala okutuuka ku ntikko.

Olina okumanya nti abakyala batwala obudde okufuna obwagazi ate oba olina okumunoonya obulungi asobole okubufuna. Abasajja kyangu okutuuka ku ntikko naye abakyala kitera okubeera ekizibu naye ng’obuzibu businga kuva ku basajja obutategeera mibiri gy’abakyala bwe gikola.

Olina okusooka okutegeera munno ky’ayagala oba ekimusanyusa mu kwegatta kuba kikuyamba okukola ekinaamuteeka mu mbeera ey’okufuna obwagazi asobole okutuuka ku ntikko.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Annotation20190719080947 220x290

Bukedde TV Livestream: Ekyenkya...

Bukedde TV Livestream: Ekyenkya

Massagebeingdonewebuse 220x290

By'olina okutunuulira nga tonnakola...

Nakola masaagi ne ntemwako okugulu era ntambulira mu kagaali - Dr. Karuhanga

Omukubayizingalikobyanyonyolawebuse 220x290

Abawala abazaddeko mubazze mu masomero...

Abawala abazaddeko okudda mu masomero kyakuyigiriza abalala obutakola nsobi n'okubudaabuda abafunye obuzibu bwe...

Teekawo1 220x290

Akakiiko ka bannamateeka kasazizzaamu...

OLUKIIKO olufuzi olwa bannamateeka ba Uganda Law Society olukwasisa empisa lusazizzaamu ekibonerezo ky'emyaka ebiri...

Club 220x290

Vipers bagitutte mu kkooti lwa...

KIRAABU ya Vipers bagitutte mu kkooti lwa kukozesa akabonero kaayo (logo) nga tebasasudde yakakola. Era eyabawawaabidde...