TOP
  • Home
  • Agookya
  • BINO BYE BIKULU MU BUKEDDE W’OLWOKUBIRI

BINO BYE BIKULU MU BUKEDDE W’OLWOKUBIRI

By Musasi wa Bukedde

Added 25th March 2019

Eby’okutemula minisita Nantaba biranze; ebizuuliddwa biraga nti poliisi yandiba nga yasse omuntu omukyamu.

Ganda 703x422

BINO BYE BIKULU MU BUKEDDE W’OLWOKUBIRI 

Famire y’omusajja eyattiddwa ereese bwiino ku muntu waabwe nti yabadde agenda kukyalira baana ku ssomero.

Nantaba ayitiddwa okukola siteetimenti ssaako omuserikale eyakubye amasasi agambibwa okuba omutemu.

Ssenga wa Bukedde ku luno azze n’ettu ly’abasajja n’asonga  ku bibalamesa okuyiiyiza omukwano ne basigalira emabega. Kuno akugattiddeko mwanamuwala  Jamirah Namutebi eyafulumira mu banoonya ng’anyumya laavu ye n’omulenzi we evuddemu n’ebibala by’abalongo.

Ogwa Kitatta guwedde okuwulirwa, kkooti y’amagye n’emuggya e Makindye n’emusindika e Luzira.

Gavumenti esabye omugagga wa Pine Sebuwufu asibwe ku by’omuntu eyafiira mu kibanda kye.

Abawagizi batabukidde FUFA ya Magogo nga balumiriza nti Cranes yeegabudde ku Tanzania. Tosubwa bye yabazzeemu wamu n’omutendesi Desabre.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Gat1 220x290

Owa LDU akubye omuntu essasi mu...

Owa LDU akubye omuntu essasi mu kumukwata

Mufunire 220x290

Ab'obuzito balaze ttalanta

Abasituzi b’obuzito balaze talanta mu mpaka za Kisugu Open Bonanza ezigguddewo kalenda ya 2020 nga zeetabiddwamu...

Git1 220x290

Owa LDU akubye omuntu essasi mu...

Owa LDU akubye omuntu essasi mu kumukwata

Fit1 220x290

Baboye eddagala ly’ebirime ekkyaamu...

Baboye eddagala ly’ebirime ekkyaamu

Fav1 220x290

Poliisi ekutte ssemaka atemye munne...

Poliisi ekutte ssemaka atemye munne n’okwokya ppikippiki