TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Mabirizi atutte Tamale Mirundi mu kkooti baleppuke

Mabirizi atutte Tamale Mirundi mu kkooti baleppuke

By Musasi wa Bukedde

Added 25th March 2019

MALE Mabiriizi atutte Tamale Mirundi mu Kkooti Enkulu olw’okumulebula bwe yagamba nti minisita Kuteesa yamukozesa okutwala Gavumenti mu kkooti okulemesa okuzimba eddwaaliro ly’e Lubowa.

Tamale11 703x422

BYA ALICE NAMUTEBI

Agamba nti ebigambo bino bikuma mu bantu omuliro okumutuusaako obulabe n’okumwonoonera erinnya kubanga munnamateeka omutendeke eyeerowooleza yekka era abadde mu misango egy’amaanyi nga ‘Togikwatako’.

Omusango guli ku fayiro nnamba 126/2019 nga Mabiriizi avunaana Tamale Mirundi ne Pearl of Africa Radio LTD (Pearl Fm).

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Top2 220x290

Omusumba Tumusiime tayagala maka...

Omusumba Tumusiime tayagala maka galimu bizibu

Deb2 220x290

Obubonero obulaga ng’amafuta oba...

Obubonero obulaga ng’amafuta oba woyiro by’otadde mu mmotoka bikyamu

Kp2 220x290

Mubiri omunene akugobako endwadde...

Mubiri omunene akugobako endwadde

Kim2 220x290

abasawo bongedde okutangaaza ku...

abasawo bongedde okutangaaza ku kuzaala omwana asoosa ebigere

Kip3 220x290

ENSIRI : BW’OTOZITTA ZO ZE ZIKUTTA...

ENSIRI : BW’OTOZITTA ZO ZE ZIKUTTA