TOP

Atutte malaaya ku poliisi lwa kumumma bbalansi

By Musasi wa Bukedde

Added 25th March 2019

OMUSAJJA atabuse ne malaaya gwe yaguze okwesanyusaamu n’amutwala ku poliisi oluvannyuma lw’okumulumiriza okumuwa ssente n’agaana okumuddiza bbaalansi.

Gata 703x422

Mugwanya ne Kamushara

OMUSAJJA atabuse ne malaaya gwe yaguze okwesanyusaamu n’amutwala ku poliisi oluvannyuma lw’okumulumiriza okumuwa ssente n’agaana okumuddiza bbaalansi.

Bino byabaddewo ku Lwomukaaga, Charles Mugwanya bw'alumiriza Anita Kamushara okutwala ssente ze.

Bano baavudde ku William Street nga beekutte amataayi okutuuka ku Mini Price ng’atwala Kamushara ku poliisi.

Mugwanya yagambye nti baalagaana 5,000/- n’amuwa emitwalo 20,000/- kyokka zonna n’azitwala.

Wabula Kamushara agamba nti yamuwadde 5,000/-kyokka n’amusaba bbaalansi.

Oluvannyuma bakkaanyizza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Plane22 220x290

Essanyu nga Uganda ekwasibwa ennyonyi...

Essanyu nga Uganda ekwasibwa ennyonyi

Ssaavanaluvule1 220x290

Pulomoota eyafeze abadigize abayimbi...

Pulomoota eyafeze abadigize abayimbi ne batalabikako alula!

Img2247 220x290

Eyatutte omwana okumutuuma amannya...

OMUWALA aludde ng'alimba omuvubuka nga bw'alina olubuto lwe aliko omwana gw'amutwalidde wabula ne gamwesiba bwe...

Throw 220x290

Abavubira ku nnyanja Kyoga basatira:...

ABAVUBI ku nnyanja Kyoga basattira olw’amagye okulangirira nti essaawa yonna gayingirawo okufuuza envuba embi....

Malemabiriizi9 220x290

Mabirizi azzeeyo mu kkooti ku bya...

MUNNAMATEEKA Male Mabiriizi azzeeyo ku kkooti Ensukkulumu n’ateekayo omusango ayagala esazeemu ensala y’Abalamuzi...