TOP

Museveni ali Kenya ku bugenyi obutongole

By Musasi wa Bukedde

Added 27th March 2019

PULEZIDENTI Museveni atuuse e Kenya gy’agenda okumala ennaku essatu ku bugenyi obwamuyitiddwaako mukulu munne Uhuru Kenyatta.

Kenya1 703x422

Okusinziira ku bubaka Pulezidenti bw’atadde ku mukutu gwe ogwa Twitter, obugenyi buno bugenda kuyamba amawanga gombi okunyweza enkolagana mu byenfuna, ebyobufuzi n’embeera z’abantu.

Museveni yatuukidde mu kibuga Mombasa ekiri ku lubalama lw’eriyanja lya Buyindi.

Museveni yasoose South Afrika gye yamaze ennaku ebbiri mu lukuηηaana olukwata ku nsi emanyiddwa nga Western Sahara eyagala okwekutula ku Morocco mu bukiikakkono bwa Afrika.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nsamba22pulaaniusewebuse 220x290

Mukuume obumu musobole okwekulaakulanya...

Ab'ekika ky'Engabi beetaaga obukadde 13o okuzimba ekiggwa kyabwe

Omwala2webuse 220x290

Ab'e Kansanga beeraliikirivu olw'omwala...

Abatuuze e Kansanga mu Makindye beeraliikirivu olw'omwala ogwasalamu ekkubo gwe bagamba nti gwandigwaamu abaana...

Babaka1 220x290

Sipiika tuyambe naffe baagala kututta...

ABABAKA ba Palamenti musanvu baddukidde ewa Sipiika nga balaajana nti waliwo ababalondoola abaagala okubatta nga...

Kasasiro11webuse 220x290

Ab’obuyinza batadde amateeka amakakali...

Kasasiro mu kibuga Mukono yeeraliikirizza abakulembeze n'abatuuze ne basaba Gavumenti ebayambe

Besigye1 220x290

Poliisi e Jinja ezzeemu okulemesa...

POLIISI e Jinja ezzeemu okukwata eyaliko pulezidenti w’ekibiina kya FD, Dr. Kizza Besigye n’emuggalira ku poliisi...