TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Munveeko si mmwe bakama bange - Minisita Mwesige

Munveeko si mmwe bakama bange - Minisita Mwesige

By Musasi wa Bukedde

Added 3rd April 2019

MINISITA w’ebyokwerinda Adolf Mwesige atabukidde ababaka abatuula ku kakiiko k’ebyokwerinda akakulirwa Doreen Amure (mukazi - Amulata) n’abategeeza nti si be bakama be noolwekyo tebalina kumussa ku nninga okubaanukula buli kye bamubuuza.

Mwesige1 703x422

Minisita Adolf Mwesige

Yabadde atutteyo bajeti ya minisitule ye eya bbiriyooni 3,000 omubaka wa Obwongi, Kaps Fungaro kwe kumutegeeza nti alina okuddamu buli kimubuuzibwa kuba bo be bakama be.

Mwesige yabadde ne minisita omubeezi Bright Rwamirama n’abalala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Allegri2 220x290

Allegri ayagala kukola na Evra...

Allegri ayagala bamuwe ogw'okutendeka ManU era agamba ni waakukola ne Evra.

Rape2 220x290

Ebibonerezo 12 ebiteereddwa ku...

WALIWO ebibonerezo ebikakali ebiteekeddwa mu bbago ly’etteeka ly'akaboozi nga ssinga omuntu omusango gumusinga...

Tteeka1 220x290

Ebintu 10 ebivaako abakazi okwetamwa...

Omukazi ayinza okukyawa akaboozi oba obutabeera mu mbeera za kwegatta olw’ensonga ezitali zimu.

Genda 220x290

Sheikh Muzaata: Kuva dda nga musajja...

SHEIKH NUHU MUZAATA Batte yazaalibwa mu myaka gya 1950 e Bwayise mu Lufula Zooni okumpi ne Kimombasa mu maka g'omugenzi...

Tteeka2 220x290

Baleese etteeka ku kunyumya akaboozi...

GGWE ssebo abadde alowooleza mu bya, ‘omusajja tammwa kantu’, bukukeeredde! Palamenti ereese etteeka mw’osobola...