TOP

Wabula Evans weekoze ebintu mu laavu

By Musasi wa Bukedde

Added 12th April 2019

Wabula Evans weekoze ebintu mu laavu

Wat1 703x422

OMUYIMBI Chris Evans Kaweesi akoze vidiyo y’oluyimba lwe olupya gy’atuumye ‘Bwe binyuma’ ng’agikoledde South Africa mu kibuga Pretoria mu ddundiro ly’endogoyi.

Vidiyo eno eraga abakozi ba kkampuni emu erunda endogoyi era nga bakozesebwa Mungereza naye ng’abakozesa awatali kubawummuza.

Mu bakozi omwo mulimu abeeyagala naye nga bakikola mu bubba, kyokka wakati nga beeraga amapenzi, waliwo mukozi munnaabwe eyabalonkooma.

Chris Evans aludde ng’akuba obuyimba bw’omukwano okuli Rihana, Bwolonda, Leero lwaffe, Linda n’endala era ng’abukolera vidiyo naye eno ya mulembe ddala kuba yagikoledde South Africa.

Oluyimba luno lutambula bwe luti; ‘Tombuusabuusa ondi muli mu mutima munda, nakwegomba bwa dda n’onzikiriza ate nga lwaki mba nkulumya, nze mant.........n’ebirala

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Plane22 220x290

Essanyu nga Uganda ekwasibwa ennyonyi...

Essanyu nga Uganda ekwasibwa ennyonyi

Ssaavanaluvule1 220x290

Pulomoota eyafeze abadigize abayimbi...

Pulomoota eyafeze abadigize abayimbi ne batalabikako alula!

Img2247 220x290

Eyatutte omwana okumutuuma amannya...

OMUWALA aludde ng'alimba omuvubuka nga bw'alina olubuto lwe aliko omwana gw'amutwalidde wabula ne gamwesiba bwe...

Throw 220x290

Abavubira ku nnyanja Kyoga basatira:...

ABAVUBI ku nnyanja Kyoga basattira olw’amagye okulangirira nti essaawa yonna gayingirawo okufuuza envuba embi....

Malemabiriizi9 220x290

Mabirizi azzeeyo mu kkooti ku bya...

MUNNAMATEEKA Male Mabiriizi azzeeyo ku kkooti Ensukkulumu n’ateekayo omusango ayagala esazeemu ensala y’Abalamuzi...