TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omusujja gwe gwattidde omujaasi wa UPDF e Somalia

Omusujja gwe gwattidde omujaasi wa UPDF e Somalia

By Musasi wa Bukedde

Added 15th April 2019

MAJ. Ocedu Damoon eyakiikiridde akulira abakuuma emirembe mu Somalia aba AMISOM, ategeezezza ku mukolo gw’okuziika LCpl Ronald Kasiime eyafiiridde mu Somalia nti teyafiiridde mu lutalo wabula yafudde bulwadde bwa musujja.

Gulas 703x422

Omusujja gwe gwattidde omujaasi wa UPDF e Somalia

Maj. Ocedu yategeezezza nti Gavumenti n’abakulembeze ba AMISOM balaze okunyolwa olw’okufa kwa Kasiime ne bategeeza nti bafiiriddwa omuntu abadde omukozi.

Ku mukolo guno mutabani w’omugenzi yaweereddwa omudaali ogwandiweereddwa kitaawe olw’okumusiima okulwana e Somalia Omugenzi yaziikiddwa Kakyerere mu disitulikiti y’e Mbarara ng’alese abaana babiri omulenzi n’omuwala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Plane22 220x290

Essanyu nga Uganda ekwasibwa ennyonyi...

Essanyu nga Uganda ekwasibwa ennyonyi

Ssaavanaluvule1 220x290

Pulomoota eyafeze abadigize abayimbi...

Pulomoota eyafeze abadigize abayimbi ne batalabikako alula!

Img2247 220x290

Eyatutte omwana okumutuuma amannya...

OMUWALA aludde ng'alimba omuvubuka nga bw'alina olubuto lwe aliko omwana gw'amutwalidde wabula ne gamwesiba bwe...

Throw 220x290

Abavubira ku nnyanja Kyoga basatira:...

ABAVUBI ku nnyanja Kyoga basattira olw’amagye okulangirira nti essaawa yonna gayingirawo okufuuza envuba embi....

Malemabiriizi9 220x290

Mabirizi azzeeyo mu kkooti ku bya...

MUNNAMATEEKA Male Mabiriizi azzeeyo ku kkooti Ensukkulumu n’ateekayo omusango ayagala esazeemu ensala y’Abalamuzi...