TOP

Nkole ntya okufuna obwagazi ?

By Musasi wa Bukedde

Added 15th April 2019

Nkole ntya okufuna obwagazi ?

Hop2 703x422

ssenga@newvision.co.ug Okuddamu ekibuuzo kyo wandiika ekigambo ‘ssenga’ ozzeeko obubaka bwo oweereze 8338

Nze Sandy Lukwago e Rutaba. Njagala kumpa ku magezi. Sikyalina bwagazi mu byamukwano. Nkole ntya?

SANDY oluusi embeera eno ebeerawo naddala ng’ofunye obutakkaanya. Olumu omwagalwa wo ayinza okukola ekikyamu oba ky’olowooza nti tasobola kukikola embeera eno n’ejja. Embeera eno eruma nnyo era n’ekuleetera okukyawa n’obwagazi ne bubula.

Ekirala oluusi oyinza okuba n’endowooza nti abakyala abasinga benzi. Mu mbeera eno abakyala otandika okubalaba obubi era n’obwagazi ne bubula. Naye oba oli mufumbo ndowooza waliwo ensonga.

Era kirungi embeera eno okukyukakubanga kisobola okuleeta obuzibu mu maka. Ate abasajja abalala beesalirawo nga balaba omukwano oba abakyala babatawaanya ne babivaako.

Era ne beewa ekiseera naye oluvannyuma bakyuka ate oluusi basigala mu mbeera eyo. Okusalawo teri akugaana naddala ng’oli muntu mukulu osalawo okukola ekikusanyusa.

Kale mwana wange weetegereze embeera gy’olimu. Kubanga obutabeera na bwagazi ng’osazeewo tekirina mutawaana. Naye obuzibu kwagala kubeera na bwagazi naye nga tobulina ate nga tomanyi nsonga.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sit2 220x290

Omugagga akubye omutemu n’amusuuza...

Omugagga akubye omutemu n’amusuuza emmundu

Sev2 220x290

Museveni atabukidde Katikkiro Mayiga...

Museveni atabukidde Katikkiro Mayiga ku by'emmwaanyi

Det2 220x290

Teddy afulumizza ekiwandiiko ku...

Teddy afulumizza ekiwandiiko ku bya bba Bugingo

Kop2 220x290

Owa bodaboda gwe baakuba ennyondo...

Owa bodaboda gwe baakuba ennyondo alojja

Lap2 220x290

Eyatuga owa bodaboda asonze ku...

Eyatuga owa bodaboda asonze ku munene gw’akolera