TOP

Mmotoka eyingiridde enju n’etta omu

By Musasi wa Bukedde

Added 15th April 2019

Mmotoka eyingiridde enju n’etta omu

Hap1 703x422

MMOTOKA ya sipensulo ekika kya Spacio ewabye e Masooli ku lw’e Gayaza n’eyingirira sitoowa y’abasuubuzi omuntu omu n’afiirawo amulala apooca.

Robert Kigongo 34, abadde asula e Masooli ku Munaana yafiiriddewo ate Ruth Nakiwala nnannyini sitoowa esuubuza eby’okulya e Masooli yamenyese okugulu era apooca mu ddwaaliro e Mulago.

Nakiwala annyonnyodde nti mmotoka baagyekangidde mundan’ebagoya n’emmaali yonna yayonoonese. Mu sitoowa eno batundiramu wotameroni, ennaanansi n’ebibala n’ebirala. Agamba nti omugenzi Kigongo abadde akola naye ng’asuubula butiko.

Akabenje kaaguddewo ku ssaawa munaana ez’emisana ku Lwokuna. Kigongo yaziikiddwa Jinja

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sit2 220x290

Omugagga akubye omutemu n’amusuuza...

Omugagga akubye omutemu n’amusuuza emmundu

Sev2 220x290

Museveni atabukidde Katikkiro Mayiga...

Museveni atabukidde Katikkiro Mayiga ku by'emmwaanyi

Det2 220x290

Teddy afulumizza ekiwandiiko ku...

Teddy afulumizza ekiwandiiko ku bya bba Bugingo

Kop2 220x290

Owa bodaboda gwe baakuba ennyondo...

Owa bodaboda gwe baakuba ennyondo alojja

Lap2 220x290

Eyatuga owa bodaboda asonze ku...

Eyatuga owa bodaboda asonze ku munene gw’akolera