TOP

Mesach kati omugwako!

By Musasi wa Bukedde

Added 16th April 2019

Mesach kati omugwako!

Set2 703x422

OMUYIMBI Mesaach Semakula owa Golden bbandi kati atambula agaaga. Semakula y’omu ku baasiimiddwa Kabaka Ronald Mutebi olw’obuweereza obusukkulumu eri Nnamulondo n’Obwakaba era n’aweebwa engule eyabadde mu kifaananyi kya satifi keeti okwabadde n’omukono gwa Beene.

Byabadde ku mukolo Kabaka kwe yajagulizza okuweza emyaka 64 ku ssomero ly’e Ndejje mu Bulemeezi ku Lwomukaaga. Mesach twamuguddeko ng’essanyu libula okumwabya ng’agamba nti Omutanda okumusiima mu bayimbi abalala kyamwongedde amaanyi n’ettutumu n’asuubiza abawagizi be okukiragira mu nnyimba n’okubasanyusa.

Owoolugambo waffe yamuguddeko ng’engule eno agiraga ku banne nga bwe bamukulisa kyokka ng’akaseko takamuva mu matama

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Untitled5 220x290

Owa B2C baamunaaza olweza ne lunoga...

OMUYIMBI w’ekibiina kya B2C, Peterson Ssali amanyiddwa nga Boby Lash akuze. Okumanya akuze n’okukookolima akookolima....

Luke 220x290

Mmotoka y’abagole egudde mu mugga...

MMOTOKA ebaddemu abagole n’abooluganda lwabwe 7 egudde mu mugga abantu bataano okuli n’abagole ne bafiiramu

Employed 220x290

Akwana abawala n'ababba poliisi...

POLIISI ekutte omusajja agenda mu bbaala n’ebifo ebirala ebisanyukirwamu n’akwana abawala n’ababbako ebintu byabwe....

Sit51 220x290

UCU ne KIU balwana kuva mu kibinja...

UCU ne KIU balwana kuva mu kibinja kya University League

Kubayo 220x290

‘Bobi teyeewandiisanga kuvuganya...

WADDE ng’akakiiko k’ebyokulonda ke kakkiriza omubaka wa Kyadondo East, Robert Kyagulanyi (Bobi Wine) okwebuuza...