TOP

Agatha ne Denzel era mujja kunyirira

By Musasi wa Bukedde

Added 16th April 2019

Agatha ne Denzel era mujja kunyirira

Sab2 703x422

BASSEREEBU Agatha Loswash (ku kkono), Calitas Kalisimbi (wakati emabega) Denzel Mwiyeresti (ku ddyo) ng’ono wa Vision Group tuzudde ebibakola ettama n’okunyirira ensusu.

Owoolugambo waffe yabaguddeko mu bbaala ya The Pearl Guide Offi ces e Kamwokya mu mpaka z’okutabula ebyokubywa bya wiikendi era bakira batabula bwe balozaako bawulire obuwoomi.

Omanyi aba kkampuni ya Uganda Breweries baabadde n’akabaga k’ebikujjuko ebyatuumidwa Pina Colada Weekend, ebigenda okutandika nga April 18 okutuuka nga 20 ng’entikko eri ku Panamera nga 19 era baggaayi bano baabayise okulozaako okuwulira obuwoomi bw’ekyokunywa kino.

Denzel yabitaddemu esswaga bwe yatabudde ng’emikono agiyisa mu mugongo. Wabula Agatha Loswash olwawangudde empaka z’okutabula yasekeredde banne n’agamba nti ye yakozesezza bumanyirivu bw’amaze ku ndigi gy’atafunangamu buzibu era yawuliddwa yeewaana nti eby’okunywa nga bino bye bimukola sikiini n’anyirira ng’ekinya

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Troubled 220x290

Oulanya agugumbudde abazadde abataweerera...

Omumyuka wa sipiika wa Palamenti, Jacob Oulanya agugumbudde abazadde abeesuuliddeyo ogwa nnaggamba okuweerera abaana...

Young 220x290

Abalokole batadde Gavt. ku nninga...

ABASUMBA b’abalokole batadde gavumenti ku nninga okubawa layisinsi ezibakkiriza okugatta abagole wabweru w’ekkanisa....

Kolayo 220x290

Bayisizza bajeti ya bukadde 200...

ABASUUBUZI mu Kikuubo ne Nabugabo bakungubagidde maama w’omugagga Moses Kayongo nnannnyini Mt. Zion Hotel esangibwa...

Kola 220x290

Agambibwa okubba kasooli bamukubye...

ABASERIKALE ba LDU baliko omuvubuuka gwe bakutte lubona mu lusuku ly’omutuuze ng’abba kasooli ne bamukuba amasasi...

Okutulugunya abakyala kweyongede...

Joan Nakilanda nga ono Alina emyaka 21 yafumbirwa nga alina omyeka 17 era nazala omwana we asoka neba. Oluvanyuma...