TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Makerere University esabye Gav't egyongere obuwumbi 47

Makerere University esabye Gav't egyongere obuwumbi 47

By Musasi wa Bukedde

Added 18th April 2019

YUNIVASITE y’e Makerere esabye gavumenti egyongere obuwumbi 47 ziyambe mu kukola ku by’okusasula emisaala gy’abakozi n’okutereeza emirimu gy’okunoonyereza ku bintu ebitali bimu mu mwaka 2019/2020.

Barnabasnawangwe703422 703x422

Barnabas Nawangwe, omumyuka wa Cansala wa Makerere University

Omumyuka wa cansala wa yunivasite eno, Polof. Barnabas Nawangwe, yagambye nti ensimbi zino zigenda kuyamba yunivasite okukola okunoonyereza ku bintu ebitali bimu ebigasa eggwanga n’okusasula abakozi emisaala.

Yabadde ali mu kakiiko ka palamenti ak’ebyenjigiriza  akaabadde kali mu kwekenenya embalirira ya yunivasite eno ey’omwaka 2019/20. 

Nawangwe yagambye nti waliwo ebintu bingi ebyetaaga okunoonyerezaako n’agamba nti yunivasite yetaaga obuwumbi 50 buli mwaka okukola ku kunoonyereza kyokka nga gavumenti etegeka kubawa 30 zokka.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nwagi 220x290

Amazina n’ennyambala bizaalidde...

Amazina n’ennyambala Winnie Nwagi bye yayolesezza mu ndongo y'abayizi bimuzaalidde akabasa. Yeetondedde abazadde...

Kaputeeniwacranesonyangongaatonerakatikkiroomujoozigweyazannyiddemumuafcon1webuse 220x290

Abalina ebitone mukozese omukisa...

Abazannyi abalina kye mwekoledde muyambe ne bannammwe okwekulaakulanya nga bwe muteeka Uganda ku maapu

Naabagerekangaasomesaabaanamukisakaatewebuse 220x290

Abazade baakusomesebwa engeri y'okuyamba...

Okutendeka omwana mu Kisaakaate ate n'adda eka ng'abazadde tebamanyi ngeri ya kubalambikamu kubeera nga kwoza n'oyanika...

Yawenemunnengabakongolaenkoko1webuse 220x290

Mu kusala enkoko mwe ntandise bizinensi...

Emirimu gye nayitanga egy'abacaafu n'abataasoma mwe nfunye ssente ezinnyambye okutandika bizinensi endala n'okwetuusaako...

Annotation20190722173519 220x290

Banjoman muto wa Bobi Wine alina...

Banjoman muto wa Bobi Wine alina ke yeekoleddewo