TOP
  • Home
  • Agookya
  • BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YAFULUMYE DDA NG’ALIMU EBIKULU BINO

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YAFULUMYE DDA NG’ALIMU EBIKULU BINO

By Musasi wa Bukedde

Added 19th April 2019

Tukulaze ebiri mu bubaka bwa Kabaka obwa Paasika, bw’avuddeyo ku balina obuyinza abasengula abantu ku ttaka.

Satr 703x422

Poliisi ekutte omusawo ku bya Dokita omukazi eyabuziddwaawo.

Mulimu ebyabaddewo mu kutambuza ekkubo ly’omusaalaba ne bannaddiini bye baayogedde nga bata akaka.

Mu Akeezimbira: Tosubwa engeri gy’osobola okutegeera abafere b’ettaka n’obukodyo bw’okubalwanyisa. Byonna mu Bukedde w’Olwomukaaga.

Mu Byemizannyo: Tukukubidde ttooci mu nsiitaayo ya Man City  ne Spurs omutendesi Pep Guardiola mw’alaalikidde munne Pochettino okumukuba awabi.  

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssematimba1 220x290

Peter Ssematimba atudde ebigezo...

Omubaka wa Busiro South Paasita Peter Sematimba atandise okukola ebigezo bye ebya S6 ku ssomero lya Minister JC...

Zab1 220x290

Muzaata alabudde abasajja abakandaaliriza...

Muzaata alabudde abasajja abakandaaliriza abakazi; Tujja kubabaggyako tubawe abeesobola

Nam1 220x290

Laba engeri Rema gye yafaananye...

Laba engeri Rema gye yafaananye nga Malaika ng'ayanjula Hamza

Nabagereka11 220x290

Okwanjula kw'omuyimbi Rema Namakula...

Okwanjula kw'omuyimbi Rema Namakula mu bifaananyi

Chile1 220x290

CHILE EGOBYE ABAZANNYI

EKIBIINA ekifuga omupiira mu Chile kigobye abazannyi 20 mu nkambi lwa kuwagira bannansi abeekalakaasa nga baagala...