TOP

Ab’akatale ka Freedom basabye Museveni kapito

By Musasi wa Bukedde

Added 25th April 2019

Ab’akatale ka Freedom basabye Museveni kapito

Lap2 703x422

ABASUUBUZI b’omu katale ka Freedom ku Kaleerwe balaajanidde pulezidenti Museveni okubongera kapito mu bizinensi zaabwe.

Bino byayogeddwa Said Waiswa ssentebe w’ekibiina kya Freedom Market Cooperative Society ng’era ye ssentebe w’abasuubuzi ku mukolo bammemba mwe baaweereddwa ebintu bya Paasika.

Yategeezezza nti abali ku lusegere lwa Pulezidenti b’atuma mu bantu wansi tebafuddeeyo kukola mirimu gyabwe mu bulambulukufu ekivuddeko okumuvumaganya. “Pulezidenti akoze ky’alina okukola naye abamuli ku lusegere bakola bye baagala abasuubuzi abali mu butale baawandiika dda amabaluwa agasaba ssente naye tegamutuukako,” Waiswa bwe yategeezezza.

Yayongeddeko nti mu kibiina alinamu bammemba 300 nga buli omu atereka okusinziira ku busobozi bwe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kid1 220x290

Oluvannyuma lwa Fresh Kid okuyita...

Oluvannyuma lwa Fresh Kid okuyita interview olwaleero aweereddwa ekifo ku Kampala Parents

Ham2 220x290

Mugisha Muntu alonze basatu mu...

Mugisha Muntu alonze basatu mu Buganda

Hot5 220x290

Eyali n'abagambibwa okutta omwana...

Eyali n'abagambibwa okutta omwana ne bamuziika ayiggibwa

Wat2 220x290

Poliisi n’amagye bagumbye e Namugongo...

Poliisi n’amagye bagumbye e Namugongo

kkooti egobye ogw’ettaka e Mityana...

kkooti egobye ogw’ettaka e Mityana