TOP

Omusumba Tumusiime tayagala maka galimu bizibu

By Musasi wa Bukedde

Added 25th April 2019

Omusumba Tumusiime tayagala maka galimu bizibu

Top2 703x422

OMUSUMBA w'ekkanisa ya Heavens Gate of all Nations Christian Church, Joseph Tumusiime e Wobulenzi, Luweero asabidde abalina ebizibu n’abakuutira okwongera okwenywereza ku Katonda abayambe okubivvuunuka nga bw’abakolera n’ebyamagero

Yagasseeko n’okusabira amaka okunywera n’okubeera amatebenkevu ate abo abatannagafuna, Katonda abawe ag'essanyu.

Omanyi Omusumba Joseph Tumusiime agamba nti afuna okwolesebwa era mu mbeera eyo yalabudde omuyimbi Joseph Mayanja amanyiddwa nga Chameleon okwesonyiwa ebyobufuzi asigale mu kuyimba kwe abawagizi be gye bamumanyidde.

Yasabidde ne Pulezidenti Museveni ayongere okutwala eggwanga mu maaso. Wano yabadde aliko abafumbo basabira.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pop2 220x290

Abadde awa omwana obukerenda bw'otulo...

Abadde awa omwana obukerenda bw'otulo n'agenda okwetunda Poliisi emukutte

Lab1 220x290

Ow'emyaka 5 agudde mu kidiba n'afa...

Ow'emyaka 5 agudde mu kidiba n'afa nnyina n'azirika

Sab1 220x290

Ababadde bagufudde omuze okubba...

Ababadde bagufudde omuze okubba mukama waabwe kkamera zibakutte

Pp 220x290

Abayimbi Bannayuganda battunse...

Abajamaica;Christopher Martin ne D-Major bakubye Bannayuganda emiziki egibaccamudde

Hse1 220x290

By’olina okumanya ng’ogula ennyumba...

Kya makulu omuntu akuguza ennyumba okukuwa ppulaani yaayo n’ogiwa omukugu nagyetegereza okukakasa nti ebiriko byagobererwa...