TOP

Muka Paasita Bujingo ayise bba akomewo awaka

By Musasi wa Bukedde

Added 1st May 2019

Mukyala wa Bugingo naye alemeddeko n’ategeeza nti teri kwawukana nga Bugingo takuhhaanyizza bantu bonna abaaliwo ku mbaga yaabwe.

Teddy 703x422

Enju ya Bugingo mwe yavudde n’alekamu mukyala we. Esangibwa Kitende ku lw’e Ntebe.

Teddy Naluswa Bugingo eyasangiddwa mu maka gaabwe e Kitende ku lw’e Ntebe yagambye nti, bba yamusaba baawukane ye n’agaana kwe kutandika okumutiisatiisa nti agenda kumuwaayiriza nga bw’ayagala okubba ettaka ly’ekkanisa.

Agambye ye talina buzibu na bba era ayagala akomewo awaka kubanga yamusonyiwa.

Yagambye nti Bugingo yafuuka nnakyemalira tayagala kuwabulwa ku buli nsonga.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Troubled 220x290

Oulanya agugumbudde abazadde abataweerera...

Omumyuka wa sipiika wa Palamenti, Jacob Oulanya agugumbudde abazadde abeesuuliddeyo ogwa nnaggamba okuweerera abaana...

Young 220x290

Abalokole batadde Gavt. ku nninga...

ABASUMBA b’abalokole batadde gavumenti ku nninga okubawa layisinsi ezibakkiriza okugatta abagole wabweru w’ekkanisa....

Kolayo 220x290

Bayisizza bajeti ya bukadde 200...

ABASUUBUZI mu Kikuubo ne Nabugabo bakungubagidde maama w’omugagga Moses Kayongo nnannnyini Mt. Zion Hotel esangibwa...

Kola 220x290

Agambibwa okubba kasooli bamukubye...

ABASERIKALE ba LDU baliko omuvubuuka gwe bakutte lubona mu lusuku ly’omutuuze ng’abba kasooli ne bamukuba amasasi...

Okutulugunya abakyala kweyongede...

Joan Nakilanda nga ono Alina emyaka 21 yafumbirwa nga alina omyeka 17 era nazala omwana we asoka neba. Oluvanyuma...