TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Teddy Bugingo ayongedde obunkenke mu kkanisa ya House of Prayer

Teddy Bugingo ayongedde obunkenke mu kkanisa ya House of Prayer

By Musasi wa Bukedde

Added 7th May 2019

Embeera yeeyongedde okuba ey’obunkenke mu kkanisa ya House of Prayer nga beebuuza kiki Teddy kyazzaako oluvannyuma lw’okubagwako mu kiseera we yabadde tasuubirwa ku Ssande.

Bujjingo 703x422

Bugingo (mu kkooti) ng’asobeddwa oluvannyuma lwa Teddy Bugingo okuyingirawo.

Teddy yasoose mu lukuhhaana lw’abafumbo olwategekeddwa Jessica Kayanja muk’omusumba Robert Kayanja owa Miracle Centre e Lubaga.

Jesca Kayanja yagumizza Teddy nti Uganda yonna, Amerika, Australia, China n’ensi endala ziri mabega we mu kaseera k’ayitamu.

Yaweze nti tewali Musumba ajja kugatta Bugingo n’omugole Susan okuggyako nga bakozesezza omusawo w’ekinnansi.

Yaweze nti si kya buvunaanyizibwa omuntu wa Katonda okuvumirira mukyalawe gw’alinamu abaana mu lujJudde, omuntu alina okubeera eky’okulabirako.

Aba Bugingo balumiriza nti Kayanja ye yawaddeyo abakuumi abaawerekedde ku Teddy ku Ssande.

Nga baweereddwa ebiragiro okwahhanga buli anaagezaako okuziyiza Teddy okuyingira.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ev1 220x290

Ekikopo kya Kanyike Cup kitongozeddwa...

Ekikopo kya Kanyike Cup kitongozeddwa

Mayinjangaayimba 220x290

Mayinja yeeganye eby'okuwagira...

Yayogedde ku nkolagana ye n’aba NRM n’agamba nti ali ku mulamwa gwa kubaperereza kwegatta ku kisinde kya People...

Wanga 220x290

Muwala wa kkansala owa S5 bamutuze...

EKIKANGABWA kigudde ku kyalo Kisowera mu ggombolola y’e Nama mu disitulikiti y’e Mukono mu kiro ekikeesezza olwa...

Malawo 220x290

Ab’ewa Kisekka batabukidde Gavt....

ABASUUBUZI b’ekiwayi kya ssentebe Robert Kasolo ewa Kisekka bawadde gavumenti obukwakkulizo ku kabineeti kye yayisa...

Load 220x290

Aba LDU bakubye babiri amasasi...

ABASIRIKALE ba LDU bazzeemu okukuba abantu babiri amasasi ng’entabwe evudde ku bbiina ly’abantu abaabadde baagala...