TOP

Abawala babiri bakwatiddwa mu bufere

By Musasi wa Bukedde

Added 9th May 2019

Abawala babiri bakwatiddwa mu bufere

Kab1 703x422

Bya Rosemary Nakaliri
 
Agnes Mbabazi ne  Brenda Tumushemerire gabamyukidde Ku poliisi ye Kikoni Makerere oluvannyuma lw'okumala ebbanga nga bafera abantu ne babaggyako ssente
 
Bano  babadde nga bagamba omuntu okubateresa ssente mu kibiina kyabwe kye baganye okwogera elinnya nti nabo balina abatuma  era nga bakusaba ssente ezitaakka wansi wa kakadde nga bakusuubiza okudizaamu amagoba ga kakade kalamba n'okusingawo
 
Mbabazi ne Tumushemerire okukwatibwa kidiridde okuggya ssente Ku Shafik akakade kalamba nga bamusuubiza okumuddizamu amagoba ga kakade wabula ebbanga bwelituuse lye bamugamba okuddayo okunona ssente agenze okutuuka webamugamba nti webakolera nga teballiwo nga ne ssimu zaabwe azikuba tebazikwata
 
Mubwangu addukidde Ku poliisi ne yekubira enduulu poliisi ne tandika omuyiggo gw'abantu bano okutuusa lwe babakutte

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Det2 220x290

Famire ekyasattira olwa ssemaka...

Famire ekyasattira olwa ssemaka okubula

Lip2 220x290

Bakutte abadde alimba abantu okubatwala...

Bakutte abadde alimba abantu okubatwala ku kyeyo

Sab 220x290

adde abba ATM ku bantu akwatiddwa...

adde abba ATM ku bantu akwatiddwa

Fut2 220x290

Akulira kkampuni etwala abantu...

Akulira kkampuni etwala abantu ku kyeyo akwatiddwa lwa kufera

Set1 220x290

Omuyambi wa Museveni bamuloopye...

Omuyambi wa Museveni bamuloopye