TOP

Jjingo Sho azuukidde

By Musasi wa Bukedde

Added 11th May 2019

SAM Bujingo amanyiddwa nga Jjingo Sho eyacaaka mu gye 2000 n’ennyimba nga Nnoonya mmane, Federo ne Kikomando akomyeyo.

Jingo 703x422

Aleese oluyimba olupya lwatuumye ‘‘Bulinyirire obwavu bulinyirire’’.

Mu luyimba luno Jjingo Sho akubiriza abavubuka okukola ennyo basobole okubaako kye beetuusaako n’okulwanyisa obwavu abamu bwe bayita empologoma.

Yeewaanye nti ye muyimbi munene ng’atera n’awummulamu nga kati abadde alima kyokka alabye abayimbi abalala baweddemu kwe kukomawo abazuukuse.

Yagambye nti ennyimba ze yasookerako nga Nnoonya mmane, Federo n’endala buli lwe bazikuba abantu basituka ne bazina ekiraga nti akyali w’amaanyi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kibowa13webuse 220x290

Abakyala mwekolemu ebibiina mufune...

Abakyala b'e Mukono bakubiriziddwa okwekolamu ebibiina bafune ku ssente za Gavumenti ezitaliiko magoba n'okuwagira...

Acaya1webuse 220x290

Omuyizi akoze mmotoka ne yeewuunyisa...

Omuyizi Francis Ocaya akoze mmotoka ne yeewuunyisa Ababaka ba Palamenti ne bamusuubiza omulimu

Abamukubamusigansimbiabataddemuensimbiokuzimbazikabuyonjongabawayaamunabamukubaanawebuse 220x290

Temusimbira nkulaakulana kkuuli...

Abagirimaani bazimbidde essomero ly'e Ntenjeru kaabuyonjo ey'omulembe

Omulyangogwambabaziogwateeredwaakoebyokoolawebuse 220x290

Ebigambibwa okuba ebyokoola bisasamazza...

Omusaayi ogumansiddwa ku luggi lw'omutuuze nga kuliko ebbaluwa etiisatiisa okufa okumusemberedde bisattizza ab'e...

Abolukiikolwamukonodevelopmentforummdfngabatandiseokukolaemirimugyabwe 220x290

Olukiiko oluyamba Mmeeya okukulaakulanya...

Olukiiko olw'okuyambako Mmeeya w'e Mukono okukulaakulanya ekibuga lusomeseddwa ku nkola y'emirimu gyalwo