TOP

Ebibeera mu kuwunda embugo

By Musasi wa Bukedde

Added 14th May 2019

Ebibeera mu kuwunda embugo

Mbu4 703x422

Okwewunda mu mbugo: Obadde okimanyi nti ng’ogyeeko obuuma kale ziyite ppini ze bassa mu nnyindo, amatu ne ku kkundi, waliwo abeewunda ne baziteeka ‘egindi’ manya mu mbugo!

Bano nno nabo kubeera kusiba mutima kuba kubeeramu okubafumita ku balongo oba okukozesa ‘pisitoni’ okubassaamu ppini oba akaweta. Obulumi obuwerekera bubeeramu okumira eddagala erikkakkanya n’okunyigayo n’amazi agookya nga galimu n’otunnyo obutatana so ng’abalala babagamba nti omusulo gwe bafuuyisa nagwo gukola ng’eddagala.

Abawala bagamba nti kino bakikola kusanyusa basajja baabwe abaagala ennyo okubatunuulira nga bali bukunya mu kisenge, nga batera okubasaba babatambuliremu ssaako ne zi selfi e z’omu mbugo ze babaweereza.

Wabula yadde abawala oba abakazi bakola bino byonna nga beewunda abasajja abamu olulaba akaweta kano mu mbugo kabawa ekifaananyi kirala! Abamu bamulaba nga malaaya ate abalala ne beefumitiriza engeri gye baamufumita okukassaayo kuba ebintu nga bino bitera kukolebwa basajja abalina emitima egitatya kufumita abakazi mu mbugo.

Mercy omu ku bawala abadigize agamba nti akaweta kamusumulula ng’atuuse ku musajja amanyi okugwa ebbakuli kuba bw’akanuunako n’abeera ng’akasika empolampola kamwongera obuswandi olwo ttaapu ne ziyiwa.

Okuzza obuggya abalongo. Obadde okimanyi nti abalongo ba mukyala wo beeveera buli lukya ng’era akola kyonna ekisoboka okubasika mu sayizi eyo gy’olaba era gy’otenda.

Omukyala buli lw’ava mu nsonga oba okuzaala abalongo be bayimpawalamu ng’alina okuddamu n’abasika buto ngera bino byonna abikolera mu bulumi.

Kino bakikola lwa kunyumisa kigwo kya mu kisenge wabula abasajja batono abasiima olw’ebbugumu eribugiriza obuwoomi bye basangayo

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Npc03webuse 220x290

Abavubuka bayambibwe mu byobulamu...

Abavubuka basaana bayambibwe mu byobulamu basobole okwekuuma, okwejjanjabisa n'okumanyisibwa ebikwata ku byobulamu...

Coffeetree1webuse 220x290

Alina omusaayi omutono muwe amazzi...

Atalina musaayi kozesa bikoola bya mmwaanyi ofune ogukumala

Camavingajpg111 220x290

Ttiimu za Premier 3 ziswamye musaayimuto...

Camavinga, wa myaka 16 era ttiimu za Premier zigamba nti akacanga nga Paul Pogba.

Ssuubikazimba 220x290

Abakrisitaayo balabuddwa okulwa...

ABAKRISTAAYO balabuddwa okukomya okumala obudde bwonna mu masinzizo nga balindirira Katonda okubakolera ebyewuunyo...

Mbvsmpindi1web002web 220x290

Abembogo beewaanye bwe bagenda...

ABAWAGIZI n'abakungu be Mbogo beewanye nti "omunene asigala munene" oluvanyuma lwokukuba Empindi ggoolo 3-0 mu...